TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Munnayuganda eyattiddwa e Somalia aziikiddwa mu biwoobe

Munnayuganda eyattiddwa e Somalia aziikiddwa mu biwoobe

Added 26th April 2015

ENNAKU n’okusaasira bibuutikidde abakungubazi n’abooluganda lwa Brenda Naluyange Kyeyune 34, eyakubiddwa bbomu n’afiirawo e Somolia, bwe baabannyonnyodde nga bw’abadde yabasuubizza okukomawo mu Uganda ku Lwokutaano lwa wiiki eno kyokka ne lutuuka nga basabira mulambo gwe.

ENNAKU n’okusaasira bibuutikidde abakungubazi n’abooluganda lwa Brenda Naluyange Kyeyune 34, eyakubiddwa bbomu n’afiirawo e Somolia, bwe baabannyonnyodde nga bw’abadde yabasuubizza okukomawo mu Uganda ku Lwokutaano lwa wiiki eno kyokka ne lutuuka nga basabira mulambo gwe.

Bino byabadde mu kusabira omwoyo gw’omugenzi mu kkanisa ya All Saints e Nakasero, mu kusaba okwakulembeddwa Rev. Hillary Jaffu.

Mw. Eriab Kyeyune, kitaawe w’omugenzi yategeezezza nti, mugumu kubanga yabadde nteekateeka ya Katonda. Naluyange abadde mukozi mu kitongole kya UNICEF, ng’akolera Somalia.

Emmotoka mwe yali atambulira yakubibwa bbomu n’afiirawo ne banne bana ku Mmande nga bagenda ku mulimu.

Yaziikiddwa ku Lwomukaga ku biggya bya bajjajjaabe ku kyalo Kikoma, mayiro 33, ng’okutte ku luguudo lw’e Ggulu nga onaatera okutuuka e Wobulenzi.

Munnayuganda eyattiddwa e Somalia aziikiddwa mu biwoobe

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Bakaluba Mukasa.

NUP ewangudde disitulikiti ...

EKIBIINA kya National Unity Platform (NUP) kyeyongedde okweriisa enkuuli mu kulonda kwa bassentebe ba disitulikiti...

Magogo (ku ddyo) ne Mbidde ku mukolo ogumu.

Magogo okusigala mu ntebe y...

PULEZIDENTI wa FUFA, Moses Magogo oluvannyuma lw'okuwangula akalulu k'omubaka wa Palamenti (Budiope East), asaanye...

Abazannyi ba Rugby Cranes, nga beeriga ne ttiimu ya Zimbabwe e Lugogo.

Aba rugby beesika emiwula l...

Bya SILVANO KIBUUKA Rugby Cranes etandise kaweeefube w'okulaba nga Uganda evuganya mu mizannyo gya Olympics omulundi...

Omuddo gwa Kafumbe nga bwe gufaanana.

Omuddo gwa kafumbe gugoba o...

ABAANA bwe bagenda bakula ne baweza emyaka nga 13 bafuna olusu abangi lwe bamanyi nga kaabuvubuka. Omwana ne bw'aba...

Omusumba Kisitu.

Omusumba w'Abasodookisi any...

Mu bantu abatenda ssennyiga omukambwe mwe muli Omusumba w'Abasodookisi Silvestros Kisitu atwala kitundu ky'e Gulu...