TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Omuliro gukutte Kampala University ey'e Mutundwe

Omuliro gukutte Kampala University ey'e Mutundwe

Added 6th August 2015

Omuliro ogutannamanyika kwe gwavudde, gukutte ekizimbe ky’ettabi lya Kampala University erisomesa abasawo e Mutundwe ne gwonoona ebintu bya bukadde.

Bya VIVIEN NAKITENDE ne YOWEERI MPANDI


Omuliro ogutannamanyika kwe gwavudde, gukutte ekizimbe ky’ettabi lya Kampala University erisomesa abasawo e Mutundwe ne gwonoona ebintu bya bukadde.

Omuliro gwatandise ku ssaawa 4:00 mu kiro ekyakeesezza Olwokusatu abayizi abaabadde beebase ne bawawamuka okuyita poliisi.

Ekizimbe ekyayidde kya myaliiro etaano nga kibadde tekinnaggwa kuzimbibwa. Omuliro gwakutte ku myaliiro esatu egisemba waggulu nga gino mwabaddemu emifaliso gy’abayizi egisukka mu 150.

Nnannyini yunivasite eno, Polof. Badru Kateregga yazze mu bwangu ne yeerabirako ng’ekizimbe kiteta era akulira bambega e Katwe, Benon Ayebare n’agamba nti banoonyereza ekyavuddeko omuliro.

 

Omuliro gukutte Kampala University ey’e Mutundwe

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Abaana nga bagumbye ku

Bakubye ssengaabwe mu mbuga...

ABAANA batutte ssengabwe mu kakiiko k'eggombolola y'e Kyazanga nga bamulumiriza okubawuddiisa ne yezibika obukadde...

Komakech n'ebizibiti bye ku poliisi y'e Kawanda.

Abadde yakayimbulwa e Luzir...

Komakech ategeezezza nga bwabadde agenda okufa enjala nga yali asiiga njala z’abakazi wabula okuva bwe bayimiriza...

Testing video to see if it ...

aojdjadjdadojajdndn

Omusajja yansuulawo ng'omwa...

Nze Scovia Twetise 28, mbeera Bulamu-Gazaya, Texas. Mu 2005, nalina emyaka 15 omusajja yantuukirira n’ahhamba nti...

Eyagenda okusoma ddiguli e ...

Talina mpapula kw’akolera era agamba tasobola kudda kubanga bw’adda taddayo