TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Omuyizi wa yunivasite y'e Nkumba ababbi bamutemye

Omuyizi wa yunivasite y'e Nkumba ababbi bamutemye

Added 6th October 2015

OMUYIZI wa yunivasite y’e Nkumba agenda okutikkirwa omwezi guno ababbi bamutemye nga bamuteebereza okubeera ne ssente.

OMUYIZI wa yunivasite y’e Nkumba agenda okutikkirwa omwezi guno ababbi bamutemye nga bamuteebereza okubeera ne ssente.

Julius Tusabe yavudde gy’asula okumpi ne yunivasite n’aganda okugula ‘Airtime’ ku ssaawa 6:00 ez’ekiro ekyakeesezza Mmande.

Yagambye nti yabadde yaakafuluma mwe basula n’abayizi abalala wadde nga yamalirizza emisomo gye mu (Procurement), kyokka ne wabaawo munne eyazze ate n’aggala geeti n’amusibira ebweru.

Yagenze okudda, yasanze ababbi bayimiridde okumpi ne geeti ne bamutema nga bwe bamusaba ssente ze yabadde talina.

Banne abaabadde waggulu mu kalina nga bamulengera badduse okumutaasa wabula ababbi ne badduka. Christine Wampaye muganda we yagambye nti Tusabe ku kalina eno abadde yakapangisaako ng'amazeeko wiiki ssatu.

 

Omuyizi wa yunivasite y''e Nkumba ababbi bamutemye ne bamutta mu bukambwe

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Omulimu gw'okuddaabiriza Nk...

Abaasomerako ku ssomero lya Nkumba P/S bayingidde omutendera ogw'okusatu mu kuddaabiriza ebizimbe ku ssomero lino...

UGANDA EKWATA KISOOKA MU AF...

OMUWANDIISI w'enkalakkkalira mu minisitule y'ebyobulamu Dr Diana Atwine abugaanye essanyu oluvanyuma lw'okufuna...

Joseph Nuwashaba ng'atwalibwa mu kkooti

Eyakwatibwa ku by'omwana ey...

Omusajja agambibwa okutemako omwana Faith Kyamagero ow'emyaka 4 omutwe aleeteddwa mu kkooti.

Omwana eyasalibwako omutwe ...

Omwana eyasalibwako omutwe e Masaka ne bagutwala ku Palamenti aziikiddwa

Ssebbumba eyakubiddwa lwa bubbi

Abadde mu jjaamu e Kawempe ...

Abadde mu jjaamu e Kawempe bamukubye mizibu