TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Kkooti ekyeremye okukkiriza Gen. Sejusa okweyimirirwa

Kkooti ekyeremye okukkiriza Gen. Sejusa okweyimirirwa

Added 23rd February 2016

Gen. Sejusa avunaanibwa emisango omuli; okujeemera ebiragiro bya mukama we, okwebulankanya ku mulimu nga tafunye lukusa n'okwetaba mu nkung'aana za bannabyabufuzi aba FDC ne DP

Gen. Sejusa ng'azzibwayo mu kkomera e Luzira. EKIF: ALICE NAMUTEBI

Gen. Sejusa ng'azzibwayo mu kkomera e Luzira. EKIF: ALICE NAMUTEBI

Ssentebe wa kkooti y'amagye, Gen. Lev Karuhanga agambye nti singa ata Gen. David Sejusa, ekinyegenyege kiyinza okumukwata ne yeetaba mu nkung'aana za bannabyabufuzi mu kiseera kano ate nga gye gimu ku misango egimuvunaanibwa. 

Kuno agasseeko nti n'abantu be yaleeta okumweyimirira okuli; Loodi Meeya Erias Lukwago ne Dr Deo Lukyamuzi tebalina mbavu na busobozi bumukwata yadde okumuloopa singa aba agaanye okuddayo mu kkooti kubanga ye munnamagye ate bbo tebakwatanga ku mmundu. 

Gen. Levi ayongeddeko nti Sejusa ayinza okutiisa abajulizi kubanga bonna bali ku ddaala lya wansi ku ye.

Sejusa avunaanibwa emisango omuli; okujeemera ebiragiro bya mukama we, okwebulankanya ku mulimu nga tafunye lukusa n'okwetaba mu nkung'aana za bannabyabufuzi aba FDC ne DP.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Anite ku ddyo ng'atwalibwa mu mmotoka ya poliisi eyamututte e Mukono

Eyatemudde mukwano ggwe n'a...

POLIISI eyogezza omukazi eyasse mukwano gwe n’amubbako omwana e Mukono n’amutwalira muganziwe mu bizinga by’e Kalangala....

Balooya ba Kyagulanyi, George Musisi (ku kkono) ne Fredrick Robert, muganda wa Kyagulanyi, Fred Sentamu Nyanzi (wakati), omuwandiisi wa NUP, Gen. David Lewis Rubongoya, n;omwogezi wa NUP, Jowel Senyonyi (ku ddyo).

Poliisi by'esazeewo ku kuva...

POLIISI ekkirizza okuva mu maka ga Kyagulanyi wabula n'etegeeza nti yaakusigala ng'emutambulizaako amaaso. Omwogezi...

Pulezidenti Museveni lwe yatongoza ekkolero lya METUZHONG erikola bbaasi e Namanve nga March 9, 2019.

Gavumenti by'egenda okukola...

OKUTANDIKA okukolera wano ebintu ebibadde bisuubulwa ebweru w’eggwanga n’okwongera ku bungi bw’ebintu ebitundibwa...

Fred Enanga.

Poliisi eyigga omuwala eyag...

POLIISI etandise okunoonya omuwala, Unique Kobusigye gw’erumiriza okusaasaanya amawulire ku kyasse Omusumba w’e...

Isreal

Boogedde bye balabye mu mya...

Micheal Orahi Osinde, omwogezi w’omukago ogutaba ebibiina byobufuzi byonna mu ggwanga ogwassibwawo mu 2010 agamba...