TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Omusamize ne banne 3 bakwatiddwa ku by'okusaddaaka omwana

Omusamize ne banne 3 bakwatiddwa ku by'okusaddaaka omwana

Added 1st May 2016

Omusamize ne banne 3 bakwatiddwa ku by'okusaddaaka omwana

OMUSAMIZE ow’okubiri n’abantu  abalala  basatu  bakwattiddwa poliisi ebayambeko mu kunoonyerezza  ku by’omwana eyasaddakiddwa e Matugga omwezi oguwedde .

Omusamize eyakwattiddwa ye Waidah Hamis  owe Buwambo era nga abadde alina bbucca ye nnyama  mu kitundu kino gyabadde akolamu .

Abalala abakwattiddwa ye Richard Semuyaba omusuubuzi wa mmatooke  mu katale ke Kibuye  , Godfrey  Mugambe omuzimbi ne Chryzestorm Ssenfuka  nga bano bayongeddwa ku Musamize omulala  Joseph Semakula eyasooka kukwatibwa ne bawera bataano  nga bakumirwa ku poliisi ye Kasangati .

Kiddiridde omwana  Kevin Kayemba (7)  okubuzibwawo  bakaddebe bwe baali bamutumye  ku dduka okugula butto ne kkiriita kyokka n'asangibwa enkeera nga attiddwa omulambo ne gusuulibwa wansi w’omuti okumpi n'amaka ga  ku Jjaajjawe  gwabadde abeera naye Deborah Nalwooga .

 Akulira poliisi ye Kasangati  Kawalya yagambye nti  Ssemuyaba aliko oluganda n’omusamize  Ssemakula  . Era Semuyaba yakwatibwa ne mukaziwe Doreen Kwikiriza  bwe bali bakyalidde Ssemakula mu makage e Matugga  era we basula olunnaku omwana lweyattibwa . Wabula  Kwikiriza yateereddwa

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Abasiraamu balabuddwa okuko...

BYA JAMES  MAGALA  Kino kidiridde Poliisi okuyoola abasiraamu 25 e Mpingi nga bagambibwa okuba abayeekera mu...

Bagudde ku mulambo gwa mutu...

Abatuuze b'e Kawaala zooni 2 mu divizoni y'e Rubaga baguddemu ekyekango bwe basanze mutuuze munnaabwe nga yafiridde...

Owoolubuto lw'emyezi 8 alum...

ZAKIYA Sayid omutuuze mu Sankala zooni-Lukuli mu munisipaali y'e Makindye apooceza mu ddwaaliro lya Ethel clinic...

Ssaabawandiisi w'ekibiina kya Nrm Justine Kasule Lumumba ng'ayogera mu lukung'aana lwa NRM

Aba NRM bawagidde enkola y'...

EKIBIINA kya NRM kiwagidde enteekateeka y’akakiiko k’ebyokulonda ey’okuwera enkungaana mu kampeyini z’akalulu ka...

Bannakalungu mudduke abatab...

SSENTEBE w'akakiiko akalwanyisa COVID 19 era omubaka wa Gavumenti e Kalungu Pastor Caleb Tukaikiriza awabudde...