TOP

Omusuubuzi w'embaawo attiddwa

Added 1st June 2016

Omusuubuzi w'embaawo attiddwa

 Joseph Daglous eyattiddwa ababbi

Joseph Daglous eyattiddwa ababbi

ABASUUBUZI b'embaawo e Bwaise  baguddemu ekiyongobero oluvannyuma lwa bannaabwe babiri okugwa mu babbi omu ne bamutta omulalal ne bamulekera ebisago eby'amaanyi oluvannyuma lw'ommukuba ennyondo n'asensebuka amannyo.

Ettemu lino liguddewo mukiro ekikeesezza olwaleero ku kyalo Lora mu disitulikiti ye Oyam Ddereeva w'emmotoka ebadde etwala embaawo Joseph Kabagambe bweyayimirizza emmotoka okufuka nebagwa mu babbi abaabakubye emiggo ne nnyondo era okukakkana nga Daglous Jjuuko attiddwa wabula nga Ddereeva Kabagambe yasimattuse okufa wadde nga yasigazza ebiwundu ebyamaanyi.

Bino  byabadde ku kyalo Lora mu disitikiti ye Oyamu mukiro ekyakesezza olw’okusaatu duleeva Joseph Kabagambe 30  nga yasimatuuse bweyasibye emmotoka okufuuka ne bagwa mu nffo ya babbi ababakubye mizibu okutuusa nga kondakita we Dauglas  Juuko bweyakubiddwa okutuuka okufa  ne babba ssente ne cuuma ekisara embawo .

Kabagambe eyabadde avuga yasimattuse okuttibwa wadde ng'acapooca n'ebiwundu

Kabagambe eyabadde avuga emmotoka ey'ekika kya FUSO nnamba UAP 105R agamba nti  nti bweyayimirizza emmotoka n'agenda okweyamba yagenze okudda yasanze omusajja nga yeekebejja emmotoka era bweyatuuse waali n'atandika okwogera mu luswahiri  ekyaddiridde ku mukuba nnyondo ku mutwe wano weyajomye okutegeera era yagenze okudda engulu nga munne Daglous ettibwa mu bukambwe nga ssente zitwaliddwa wamu neccuuma ekisala embaawo.

Okusinzira ku wo oluganda lwo omugenzi Ronald Mutebi agamba nti muganda we yakubiddwa nyo ekyamuviriddeko okufa nga bo bagenze okutuuka ku saawa nga 11  nga obudde bukya basanze mulambo wabula nga emmotoka ne mbaawo bili ku poliisi.  Bano baguddewo omusango gw’o kugezaako okutta omuntu ku CRB 07/016 ku poliisi ye Lore mu Oyam disitikiti

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Basindikiddwa mu kkomera lw...

ABAASANGIBWA n’ebyambalo bya UPDF basindikiddwa mu kkomera.

Abaleppuka n'ogwokulya mu n...

KKOOTI yamagye e Makindye yejjeerezza abajaasi bataano ababadde bavunaanibwa okukola olukwe okuvuunika gavument...

Nuwashaba (ku kkono) lwe baamultwala ku kkooti okukola siteetimenti. Ku ddyo ye mwana Kyamagero eyattiddwa

Nuwashaba alaze bwe yafuna ...

OMUSAJJA gwe baakutte n’omutwe ku Palamenti ayogedde engeri gye yaweebwa ddiiru y’okusala omutwe gw’omwana n’alumiriza...

Nagirinya eyattibwa

Nagirinya: Ffayiro ye efuus...

OMULIRO ogwayokezza ofiisi y’akulira okunoonyereza ku buzzi bw’emisango e Katwe, gukyatabudde abantu olw’engeri...

Nagirinya: Ffayiro ye efuus...

OMULIRO ogwayokezza ofiisi y’akulira okunoonyereza ku buzzi bw’emisango e Katwe, gukyatabudde abantu olw’engeri...