TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Bukedde w'Olwokusatu muwoomu ng'eddoboozi ly'omugole

Bukedde w'Olwokusatu muwoomu ng'eddoboozi ly'omugole

Added 7th June 2016

Tukuleetedde kalonda yenna akwata ku kabinenti empya n’engeri Lukwago gye yeekengedde Betty Kamya, Minisita wa Kampala omupya. Mulimu n’engeri abooludda oluvuganya gavumenti gye baaluse ddiiru okuyingira kabinenti ya Museveni. Wuuno omukazi gwe batega abasajja ne babanyagulula abamu ne babatta. Polisi emukutte n’ayogera banne baakola nabo.

Tukuleetedde kalonda yenna akwata ku kabinenti empya n’engeri Lukwago gye yeekengedde Betty Kamya, Minisita wa Kampala omupya.

Mulimu n’engeri abooludda oluvuganya gavumenti gye baaluse ddiiru okuyingira kabinenti ya Museveni.

 

Wuuno omukazi gwe batega abasajja ne babanyagulula abamu ne babatta. Polisi emukutte n’ayogera banne baakola nabo.

 

Omukazi omulala atutte omusumba Iga ow’e Kawaala mu kyuma ne babakebera oluvannyuma lwa Yiga okwegaana omwana.

 

Ebya Afande Sam Omala bibi. Gen. Kale Kayihura amuwummuza n’alagira anoonyerezebweko n’abalala 6 lwa kwenyigira mu mivuyo gy’okulonda.

 

Mu Yiiya Ssente, mulimu omukazi ng’akulaga engeri gy’oyinza okuyoola ssente mu kukola emisubbaawa.

 

Mu byemizannyo tukuleetedde olukalala lwa bassita abagenda okusubwa empaka za Bulaaya.

Goberera e paper ofune ebisingawo oba gula kopi yo ku 1500 zokka!

https://vpg.visiongroup.co.ug/flippaper/personal/

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Eyanzaalamu abalongo ansuddewo

NZE Sylvia Nayiga, mbeera mu zzooni I e Kawaala mu Kampala. Omusajja anneefuulidde oluvannyuma lw’okunzaalamu abalongo....

Ab'e Mbale basabye Kiwanda ...

ebyetaaga okutumbula mulimu; ekkuumiro ly’ebisolo erya Elgon National Park, ebiyiriro by’e Sipi, olusozi Masaba...

KCCA ewaddeyo ekitundu kya ...

EKITONGOLE kya KCCA kyaddaaki kiwaddeyo ekitundu ku kibangirizi kya Centenary Park eri ekitongole ekivunaanyizibwa...

Pulaani y'okulonda mu 2021 ...

KU Lwokuna nga January 14, 2021 lwe lunaku lw’okulonderako ababaka ba Palamenti mu ggwanga lyonna. Omulamuzi Simon...

OC asse omutuuze e Lugala -...

OLUTALO poliisi mwe yakubidde omutuuze amasasi n’afiirawo lwatandise na kusobya ku mukazi eyakedde okugenda okukola...