
Abasiraamu nga beeyunidde okugula amakaanzu ne Hijab okwetegekera Idd. Awo babadde ku Cooper Complex ng'endibota z'amakanzu ne Hijab kati ziyiiriddwa ku nguudo mu Kampala ku bbeeyi entonotono. Kuntandika ya wiiki zaabadde ku Shs 10,000/= nga kati batunda 5,000/=. (ekif: Silvano Kibuuka)
Abasiraamu nga beeyunidde okugula amakanzu ne Hijab okwetegekera Idd. Awo baabadde ku Cooper Complex ng'endibota z'amakanzu ne Hijab kati ziyiiriddwa ku nguudo mu Kampala ku bbeeyi entonotono.
Ku ntandika ya wiiki zaabadde ku Shs 10,000/= wabula kati batunda 5,000/=.