TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Eyasobezza ku jjajaawe yeewaanye: 'Sirina mukazi annema nga mwagadde mu by'omukwano'

Eyasobezza ku jjajaawe yeewaanye: 'Sirina mukazi annema nga mwagadde mu by'omukwano'

Added 1st July 2016

GANO mawano!! Omuzzukulu eyasobezza ku jjajaawe yeewaanidde ku Poliisi e Wakiso ng'agamba nti ye talina mukazi amulema singa abeera amwagadde.

 Gyagenda

Gyagenda

GANO mawano!! Omuzzukulu eyasobezza ku jjajaawe yeewaanidde ku Poliisi e Wakiso ng'agamba nti ye talina mukazi amulema singa abeera amwagadde.

David Gyagenda 20, ow’e Kkona mu Wakiso yasangiddwa abatuuze ng’akuluusanya jjajjaawe ow’emyaka 93 (amannya gakisiddwa) ku Lwokubiri abadduukiridde emiranga gye yakubye.

Nnamukadde yatwaliddwa mu ddwaaliro lya Wakiso Health Center n’akeberwa, Dr. Joel Kiwenda eyakakasizza nti yakwatiddwa. Gyagenda yakebeddwa omusaayi n’azuulibwamu enjaga.

Omuduumizi wa poliisi y’e Wakiso, Benald Katwalo yategeezezza nti yagguddwaako gwa buliisamaanyi.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Embiranye ku kifo ky'obwap...

OKUNOONYEREZA okukoleddwa Vision Group kuzudde nti okuvuganya mu bitundu bya Uganda kusinga mu Buganda, wakati...

Hosyn Kiiza oluusi eyeeyita Farouk asindikiddwa mu kkomera e Kitalya

Farouk bba wa Julie Underwo...

BBA wa munnakatemba Julie Underwood azannya nga Sharon mu ba Ebonies, Hosyn Kiiza oluusi eyeeyita Farouk asindikiddwa...

Isima Mutagaya

Owa Mobile Money asindikidd...

KKOOTI ya Buganda Road esindise omukozi wa Mobile money mu kkomera e Kitalya nga kigambibwa nti yabba ssente obukadde...

Kasasa

Kkooti egobye okusaba kw'ab...

KKOOTI Enkulu ey’ebyettaka egobye okusaba kw’abaana ba Sekabaka Muteesa mwe babadde baagalira okubakkiriza okujulira...

Pte Asiimwe (ku kkono), Pte Mugabi, 2Lt Kasmula ne 2Lt Ankunda mu kaguli ka kkooti gye baavunaaniddwa n’abaserikale ba poliisi e Makindye.

Boofiisa basimbiddwa mu kko...

BOOFIISA ba poliisi basimbiddwa mu kkooti y’amagye ne bavunaanibwa okusomola ebyama bya Gavumenti ne babigabira...