TOP

Musajjamukulu akwatiddwa n'ebiveera by'enjaga

Added 7th July 2016

Musajjamukulu akwatiddwa n'ebiveera by'enjaga

Nnamukadde ow'emyaka 58 akwatidwa poliisi ya Kampala mukadde oluvannyuma lw'okusangibwa ne njaga ssaako ne bitundutundu bye motoka nga abisumuludde nga kigambibwa nti asooka kubba n'alyoka agisumulula yonna.  

Omusajja ono ye Magezi Maguru  era nga mutuuze we  Mengo Kisenyi okuliraana Lubiri yatwalidwa ku poliisi ya kampala mukadde nga ekulembedwa Mohammad Kirumira, oluvannyuma lwokukola ekikwekweto mwe mweyakwatiddwa nga kigambibwa nti aludde nga abbba emmotoka piikipiki ssaako n'okutunda enjaga ekitali mu mateeka.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Kabangali etomeddwa bbaasi yonna esaanyeewo mu kabanje akasse abantu abana e Mbarara.

Akabenje katuze 4 e Mbarara...

Abantu bana be bakakasiddwa okufiira mu kabenje akawungeezi kw'olwaleero ku kabuga k'e Rugando mu luguudo lwa Mbarara-Ntungamo...

Nakitto maama wa Amos Ssegawa (mu katono) eyattibwa.

Gavumenti etuliyirire obuwu...

BAZADDE b'abaana abattibwa bagamba nti ekya Museveni okubaliyirira si kibi bakirindiridde naye alina okukimaanya...

Ssendagire omu ku baakubwa amasasi n'afa.

Famire z'abattiddwa mu kwek...

PULEZIDENTI Museveni yayogedde eri eggwanga ku kwekalakaasa okwaliwo nga November 18 ne 19 nga kwaddirira okukwata...

Pulezidenti Museveni ng'alamusa ku bantu be.

Pulezidenti akunze aba NRM ...

Pulezidenti Museveni ayingide mu bitundu by'e Busoga olwaleero mu kukuba kampeyini ze ezobwapulezidenti . Mu...

Abakuumaddembe nga batwala omulambo gw'omukazi eyattiddwa.

Ab'e Nansana beeraliikirivu...

Abatuuze b'e Nansana beeraliikirivu olw'abantu abazze bawambibwa ate oluvannyuma ne basanga nga battiddwa mu bukambwe....