TOP
  • Home
  • Agawano
  • Abantu 3,400 baafiira mu bubenje mu 2015 - lipoota

Abantu 3,400 baafiira mu bubenje mu 2015 - lipoota

Added 14th July 2016

POLIISI y’ebidduka ne baddereeva b’ebidduka ebisaabaza abantu n’ebyamaguzi bakubaganye empawa ku bisinze okuvaako obubenje mu ggwanga.

 Byron Kinene ng’ayogera mu lukiiko luno.

Byron Kinene ng’ayogera mu lukiiko luno.

POLIISI y’ebidduka ne baddereeva b’ebidduka ebisaabaza abantu n’ebyamaguzi bakubaganye empawa ku bisinze okuvaako obubenje mu ggwanga.

Kino kiddiridde akulira poliisi y’ebidduka n’okulwanyisa obubenje mu ggwanga, Dr. Stephen Kasiima okusoma lipoota eraga nti omwaka oguwedde abantu 3,400 be baafiira mu bubenje nga 1,300 baali batambuza bigere.

Kasiima agamba nti ekisinze okuvaako obubenje kuvugisa ekimama ate nga bo omusango bagussa ku poliisi obutakwasisa mateeka n’okwekwasa enguudo embi.

Baddereeva obubenje babussa ku bannaabwe okuba ab’ekibogwe. Byabadde ku kitongole kya UNRA e Kyambogo ku Lwokusatu.

Olukiiko lwetabiddwaamu Allen Kagina akulira UNRA ne Byron Kinene ssentebe w’ekibiina ekigatta baddereeva ba loole mu ggwanga.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Dodoviko (aliko ssaako) ne banne ku mukolo ogumu.

Ebipya ebizuuse ku Dodoviki...

DODOVIKO Mwanje gwe balumiriza okumenya ekkanisa bongedde okumufunza! Lt. Col. Edith Nakalema olwamaze okukwata...

Lukwago nga bamukwasa empapula za FDC

FDC ewadde Lukwago bbendera...

ESSUUBI lya Ssalongo Erias Lukwago okwesimbawo ku bwa Pulezidenti bw’eggwanga ku tikiti ya FDC mu 2021 likomye...

Omukuumi ng'atwala Trump

Engeri abakuumi ba Trump gy...

PULEZIDENTI wa Amerika, Donald Trump yabadde wakati mu lukung’aana lwa bannamawulire ng’attaanya ensonga ey’obutale...

Ekizimbe kya Mabiirizi ku Bombo Road. Mu katono ye Winnie Mabirizi

Nnamwandu wa Mabirizi asony...

ABAKULEMBEZE b'abasuubuzi basabye bannannyini bizimbe okutwala ekyokulabirako kya nnannyini kizimbe kya Nalubega...

Abakungu mu kibiina kya Gen.Muntu nga baslaa Cake okwaniriza Winnie Kiiza

Winnie Kiiza yegasse ku kib...

OMUBAKA omukyala owa Kasese, Winfred Kiiza yegaasse ku kibiina kya Alliance for National Transformation (ANT) n’aweza...