TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Yiino Pulogulaamu y'amatikkira ga Ssabasajja e Butambala mu bujjuvu

Yiino Pulogulaamu y'amatikkira ga Ssabasajja e Butambala mu bujjuvu

Added 30th July 2016

Yiino Pulogulaamu y'amatikkira ga Ssabasajja e Butambala mu bujjuvu

 Ssabasajja Kabaka

Ssabasajja Kabaka

2:00 – 3:00 eZ’okumakya Abagenyi abayite batuuka.

3:00 – 4:00 ez’okumakya Abakiise b’olukiiko, Abataka, MPs, Ab’amasaza, Abalangira n’Abambejja, Namasole ne Baminisita batuuka.

4:05 ez’okumakya Ssaabasajja alambula ekijjukizo ky’amatikkira 2016 ekyatereddwa ku mbuga y’essaza lino.

4:10 ez’okumakya Kabaka alambuzibwa Amakula ku mbuga y’essaza nga kino kyakukolebwa Omumyuka wa Katambala Hajji Sulaiman Magala.

4:20 ez’okumakya Kabaka wakukubwa ebifaananyi ku Mbuga y’essaza e Kabasanda n’ Abaami be mu ssaza lino (ow’essaza, abamyukabe n’abamagombolola) n’ekibiina kya Bagannda Nkerettanyi.

4:25 ez’okumakya Katikkiro atuuka ku mukolo gw’okuntikko alindirira okwaniriza Kabaka ku kisaawe Kagulwe awali omukolo.

4:40 ez’okumakya Kabaka atuuka ku mukolo gw’okuntikko nga wakwanirizibwa - Katikkiro, Ssentebe w’olukiiko oluteesiteesi lw’Omukolo,Katambala n’abamyuka be.

Oluvannyuma wakulamusa Mujaguzo, akube ku ŋŋoma Buganda Bumu, akongojjjebwe.

Kino bwekiggwa Ssaabasajja atuuka ku Namulondo, ennyimba nezikubibwa, bweziggwa wabeerewo essaala eggulawo omukolo omukulu ng’ekulemberwa Supreme Mufti Sheikh Kasule Ndirangwa.

Omukubiriza w’olukiiko lw’Abataka Fredrick Kayiira Gauule wakukulemberamu okukubibwa kw’emizinga 23 okujjukira nga bwegiweze emyaka 23 bukya Kabaka atuula ku Nnamulondo.

5:20 Ez’enkya Ebisanyusa nnamba emu; Oluyimba olwaniriza Kabaka okuva mu Kibibi Moslem S.S.  

5:30 Ez’enkya Ebisanyusa Nnamba bbiri; Ebivuga ebyenkinnansi ebyaniriza Kabaka( Entongooli, Endingidi, ennanga n’ebirala)  

5:40Ez’enkya Katambala ayaniriza Ssaabasajja Kalabaalaba w’omukolo

5:45 ez’enkya Ssentebe w’Amatikkira awoza olutabaalo Kalabalaba w’omukolo  5:55Ez’enkya  Ebisanyusa No

3 Kalabaalaba w’omukolo.  6:05 ez’omutuuntu  Omukolo gwa Sseruti.

6:15 ez’omutuuntu Okwongera kw’omukubiriza w’olukiiko lw’abattaka Omutaka Kayiira

6: 20 ez’omutuntu Katikkiro ayogera era asaba Ssaabasajja asiime akwase Tiimu ewangudde ekikopo kya Matikkira.

 6: 40 ez’omutuuntu Ssaabasajja ayogera eri Obuganda  Ssaabasajja agabula Obuganda

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Omutaka Walusimbi alagidde ...

OMUKULU w'ekika ky'effumbe Omutaka Yusuf Mbirozankya Kigumba Walusimbi alagidde olukiiko olufuzi olw'ekika kino...

Henry Ssekyewa eyattiddwa. Mu kifaananyi ekinene y'ennyumba ya Livingstone Zziwa eyasaanyiziddwaawo ng'abatuuze bamulumiriza okuba n'ekkobaane ku kufa kwa Ssekyewa

Bamusse mu bukambwe lwa nka...

ABATUUZE ku kyalo Nakikonge ekisangibwa mu ggombolola y'e Makulubita mu disitulikiti y'e Luweero baguddemu ekyekango...

Minisita Janet Museveni ala...

Minisita w'ebyenjigiriza mu ggwanga Janet Museveni naye atuuse e Makerere University  ku kizimbe ekikuklu ekya...

David Lukyamuzi

Owa KACITA abadde omusaale ...

Abasuubuzi mu Kikuubo baguddemu ekyekango munnaabwe David Lukyamuzi Wangi ate nga mukulembeze mu kibiina kya KACITA...

Nnankulu wa Kampala alaze p...

NANKULU wa Kampala Dorothy Kisaka ayanjulidde Banakampala ebiri muntekateeka ey'emyakka 5 gyasuubira okugoberera...