TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Kabaziguruka agaanye looya ku musango gw'okulya mu nsi ye olukwe

Kabaziguruka agaanye looya ku musango gw'okulya mu nsi ye olukwe

Added 3rd August 2016

OMUBAKA wa munisipaali y’e Nakawa Micheal Andrew Kabaziguruka (ku ddyo) asazeewo okwewoleza emisango egimuvunaanibwa egy’okulya mu mu nsi olukwe n’okutaataaganya obutebenkevu bw’eggwanga gy’atunka nagyo mu kkooti y’amagye e makindye.

OMUBAKA wa munisipaali y’e Nakawa Micheal Andrew Kabaziguruka asazeewo okwewoleza emisango egimuvunaanibwa egy’okulya mu mu nsi olukwe n’okutaataaganya obutebenkevu bw’eggwanga gy’atunka nagyo mu kkooti y’amagye e makindye.

Kabaziguruka bwe yabuuziddwa Lt. Col Gideon Katinda omuwabuzi wa kkooti y’amagye ku by’amateeka oba alina looya agenda okumuwolereza ku misango gino kwe kuddamu nti tayinza kufuna looya kumuwolereza mu kkooti eno kubanga terina lukusa kumuwozesa nga si mujaasi.

Kabaziguruka ne banne abalala 23 kigambibwa nti emisango gino baagizza wakati wa February ne June omwaka guno mu bitundu by’eggwanga eby’enjawulo.

Ssentebe wa kkooti Lt. Gen Andrew Gutti omusango yagwongeddeyo okutuusa nga August 16, 2016. Yazziddwa ku limanda.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Loodi Meeya Erias Lukwago ngakyazizza dayirekita wa Kampala omuggya, Dorothy Kisaka

Loodi meeya akyazzizza dayi...

  Ababiri basoose mu kafubo mu ofiisi za Loodi Meeya okumala essaawa bbiri nga bateesa. Lukwago yamwanjulidde...

Gav't etandise okugabira Ba...

GAVUMENTI etandise okugabira Bannakampala masiki eziyamba okutangira ssenyiga omukambwe kyokka abamu ku ba LC abaazikwasiddwa...

Kazinda ng'aleeteddwa mu kkooti

Kazinda ayolekedde okuyimbu...

EYALI omubalirizi omukulu mu ofiisi ya Katikkiro wa Uganda Geoffrey Kazinda ayolekedde okuyimbulwa mu kkomera e...

Kitatta ng'ali mu kaguli ka kkooti

Abudallah Kitatta ayimbuddw...

Hajji Abudallah Kitatta eyali omuyima wa bodaboda 2010 ayimbuddwa okuva mu kkomera gy'amaze emyaka 3.

Avuganya Ssekandi ku ky'omu...

RICHARD SEBAMALA avuganya omumyuka wa Pulezidenti, Edward Kiwanuka Sekandi ku babaka bwa Palamenti obwa Bukoto...