TOP
  • Home
  • Agookya
  • BUKEDDE W'OLWOKUSATU ALIMU EBIKULU 5 BY'OTOSAANYE KUSUBWA

BUKEDDE W'OLWOKUSATU ALIMU EBIKULU 5 BY'OTOSAANYE KUSUBWA

Added 16th August 2016

Ddereeva avuze mmotoka ng’atamidde n’atomera abayizi: Attiddemu n’ow’omuzadde abadde asigazza omwana omu ku nsi. Gen. Kale Kayihura bamuyungulidde abajulizi abalala abapya 13 ku misango gy’okutulugunya abantu.

BUKEDDE W’OLWOKUSATU ALIMU EBIKULU 5 BY’OTOSAANYE KUSUBWA

Ddereeva avuze mmotoka ng’atamidde n’atomera abayizi: Attiddemu n’ow’omuzadde abadde asigazza omwana omu ku nsi.

 

Gen. Kale Kayihura bamuyungulidde abajulizi abalala abapya 13 ku misango gy’okutulugunya abantu. 

 

Tukuleetedde omuko omupya ku kulonda kwa Amerika, nnaggagga  Trump mw’attunkira n’omukyala Hillary Clinton.

 

Mu Ensi Mawuuno: Tukulaze engeri abazadde gye bakooye okubeera n’abaana baabwe abato.

 

Ebyemizannyo: Mulimu bassita 7 liigi ya Bungereza eya Premier b’etandikiddewo okwokya.

EBISINGAWO: https://vpg.visiongroup.co.ug/flippaper/fp/access.php

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Avuganya Ssekandi ku ky'omu...

RICHARD SEBAMALA avuganya omumyuka wa Pulezidenti, Edward Kiwanuka Sekandi ku babaka bwa Palamenti obwa Bukoto...

Lubega

Ebikonde sibyevuma - Lubega

OMUGGUNZI w'ehhuumi, Joey Vegas Lubega annyuse ebikonde oluvannyuma lw'emyaka 23 bukya alinnya kigere kye ekisooka...

Donald Trump

Trump alemeddeko ku by'akal...

EBY’AKALULU ka ssaayansi byongedde Donald Trump n’ategeeza nga bw’ali omusajja omukulu atayinza kukkiriza kuleka...

Paapa eyawummula Joseph Aloisius Ratzinger

Paapa Joseph Aloisius Ratzi...

PAAPA Benedict XVI eyawummula ng’amannya ge ag’obuzaale ye Joseph Aloisius Ratzinger muyi. Ratzinger 93 obulwadde...

Abaabadde balambula ppaaka ekolebwa.

Abakola ppaaka enkadde bale...

Bakansala ba KCCA abatuula ku kakiiko akateekerateekera ekibuga n’okuzimba nga bali wamu n’abakugu baalambudde...