TOP

Omuyizi wa S.2 yeetugidde ku muti gwa ffene e Njeru

Added 22nd August 2016

ABAYIZI, abasomesa n’abaliraanye essomero baasattidde bwe baagudde ku mulambo gw’omuvubuka eyeetuze emmanju wa kaabuyonjo y’essomero.

 Abantu nga beetegereza omulambo gw'omuyizi,  Edward Francis 15, eyeetugidde ku muti gwa ffene

Abantu nga beetegereza omulambo gw'omuyizi, Edward Francis 15, eyeetugidde ku muti gwa ffene

ABAYIZI, abasomesa n’abaliraanye essomero baasattidde bwe baagudde ku mulambo gw’omuvubuka eyeetuze emmanju wa kaabuyonjo y’essomero.

Edward Francis 15, owa siniya eyookubiri abadde asomera ku St. Stephen sss e Njeru.

Abatuuze ku kyalo Mukwanya mu Njeru be baamusanze ng’aleebeeta ku muti gwa ffene kwe yeetugidde emmanju wa kaabuyonjo y’essomero lya St. Peters P/S.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Ennyumba y'oku kiggya abamu ku b'Engabi gye baagala Yiga aziikibwe. Ebifaananyi bya JOHN BOSCO MULYOWA

Abengabi beeyawuddemu ku by...

ABAKADDE b’ekkanisa ya Pasita Abizzaayo Yiga eggulo baatudde mu lukiiko olw’amangu olw’enkaayana ezaabaluseewo...

Paasita Bujjingo ng'agumya Jengo, mutabani w'omusumba Yiga

Ebiri mu katambi ka Paasita...

Ku Ssande nga October 25, 2020, Ssenyonga yasinziira mu kusaba mu kkanisa ye n’alumba abasumba ab’enjawulo omwali...

Paasita Ssennyonga ng'agugumbula Yiga mu lukung'aana lwa bannamawulire lwe yatuuzizza ku kkansisa ye

Okufa kwa Yiga kusajjudde e...

AKATAMBI Pasita Ssenyonga ke yakutte nga Yiga tannafa kongedde okusiikuula abasumba ne beetemamu ng’abamu boogerera...

Minisita Namisango Kamya ng’atuuse mu kkanisa awakumiddwa olumbe.

Beti Kamya atuusizza obubak...

Minisita w'ebyettaka Beti Olive Namisango Kamya agenze ku kkanisa ya Abizzaayo e Kawaala n'atuusa obubaka bwa gavumenti...

 Ekkanisa ya Paasita Yiga esangibwa e Kawaala.

Poliisi eremesezza aba fami...

POLIISI eremesezza aba ffamire ya Pasita Augustine Yiga Abizzaayo okusuza omulambo gwe ku kkanisa eya Christian...