TOP
  • Home
  • Agawano
  • Abakungu ba 'Works' babatutte entyagi e Bukasa

Abakungu ba 'Works' babatutte entyagi e Bukasa

Added 22nd August 2016

Poliisi etaasizza abakungu okuva mu kitongole kya Works okugajambulwa abatuuze b'e Bukasa ababadde bagenzeeyo okubeebuuzaako ku nsonga z’okuzimba omwalo ogw’omulembe mu kitundu kyabwe.

 Abantu nga beesomye

Abantu nga beesomye


Poliisi etaasizza abakungu okuva mu kitongole kya Works okugajambulwa abatuuze b'e Bukasa ababadde bagenzeeyo okubeebuuzaako ku nsonga z’okuzimba omwalo ogw’omulembe mu kitundu kyabwe.

Abatuuze okuva mu mbeera kiddiridde aba Works okujja mu lukiiko kyokka nga tewali mukulembeze waabwe yenna aggyiddeko, wadde omubaka atwala ekitundu kyabwe (Ssemuju Nganda) ekintu ekibaleetedde okubayita abafere era ekiddiridde kubatwala nga nabuggi si mufungize.

Bukedde eyogeddeko ne kansala atwala Bukasa, David Mukomba n’ategeeza nti ekikolwa kya Works okujja nga tebalina mukulembeze yenna gwe bali naye kibadde kikyamu era kinyiizizza abatuuze n'ekivuddemu kubafubutula.

Atwala Poliisi y’e Bukasa, Yasini Gonasa avumiridde ekikolwa ky’abatuuze okugobaganya abakungu ba Works nga tebasoose kubawuliriza n’agamba nti kikolwa kya kutwalira mateeka mu ngalo.

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Bawewenyudde omukazi kibook...

Aikolu ne muto we abatuuze ababakubye kibooko nga baagala boogere ensonga ebatulugunyisa abaana batuuke n’okujjula...

Ab'e Nkozi badduukiridde eb...

Polof. Chrysostom Maviiri e Kankobe Senero mu muluka gw’e Nindye mu ggombolola y’e Nkozi mu Mpigi n’asaba abavubuka...

 Minisita Kanyike e Namawojjolo ng’ali mu kulambula pulojekiti z’abalema mu Mukono.

Minisita Sarah Kanyike muny...

Minisita omubeezi ow’abakadde n’abalema mu ggwanga, Sarah Kanyike yalaze obutali bumativu olwa disitulikiti eziwerera...

OKUSIIGA ETTOSI: Akalombolo...

Ku makya ennyo, Abataka basatu okuva ku kyalo Bunanyuma mu ggombolola y’e Bushika mu disitulikiti y’e Buduuda...

Asula mu nnyumba y'emizigo ng'eno olina okuba omutetenkanya ennyo.

By'olina okukola okweyagali...

OKUNOONYEREZA kulaga nti abantu abasinga mu bibuga basula mu nnyumba ntono okugeraageranya ku famire ze balina....