TOP
  • Home
  • Agawano
  • Omunigeria eyabula ennaku 4 emabega basanze mulambo

Omunigeria eyabula ennaku 4 emabega basanze mulambo

Added 23rd August 2016

ABATUUZE b’e Kitebi mu muluka gw’e Mutundwe mu munisipaali y’e Lubaga baguddemu ekyekango bwe bagudde ku mulambo gwa munnaabwe eyabula okumala ennaku nnya nga yafiira mu nnyumba mu ngeri etetegeerekeka.

 Omugenzi Francis Maduakolam Imekefula

Omugenzi Francis Maduakolam Imekefula

ABATUUZE b’e Kitebi mu muluka gw’e Mutundwe mu munisipaali y’e Lubaga baguddemu ekyekango bwe bagudde ku mulambo gwa munnaabwe eyabula okumala ennaku nnya nga yafiira mu nnyumba mu ngeri etetegeerekeka.

Omugenzi Francis Maduakolam Imekefula 35, munnansi wa Nigeria okusinziira ku biwandiiko ebyasangiddwa mu nsawo ze, yafiiridde mu nnyumba mw’abadde asula yekka.

Abadde apangisa ku nju za Juliet Nakasi e Kitebi, kwe yasanga omwezi gumu emabega.

Akulira bambega ku poliisi e Kitebi Francis Kateega yagambye nti batandise okunoonyereza.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Bugembe ng'abuulira enjiri mu kusabira omugenzi Yiga.

Jjengo tolwana ntalo za kit...

Omusumba w'Ekkanisa ya Worship House e Nansana akubirizza Omusumba w’Ekkanisa ya Revival Christian Church Kawaala,...

Abakuumaddembe nga bakunguzza omuvubuka.

Abaabadde bakola effujjo mu...

Abavubuka abaagenze mu kuziika omugenzi Pasita Yiga Abizzaayo e Kawaala ku Lwomukaaga kyokka ne badda okunoonyeza...

Abatuuze nga basobeddwa mu lusuku lwa munnaabwe olwasaayiddwa.

Abantu ab'ettima basaayidde...

ABANTU ab'ettima abatannaba kutegeerekeka bakakkanye ku lusuku lw'omutuuze Jane Namakula 45, ow'e Kyassenya oluwezaako...

Katikkiro Mayiga awabudde a...

KATIKKIRO wa Buganda, Charles Peter Mayiga awabudde Abasumba b'Abalokole okukomya okwerumaaluma. Yabadde agenze...

Abakyala nga bagabana ssente ze bazze batereka.

Omuntu anaakulaakulana alin...

ABAKUGU bagamba nti omuntu anaakulaakulana alina okweresa n’afissa ku ssente z’afuna n’atereka okusobola okugaziya...