TOP
  • Home
  • Agawano
  • Owa loogi asindise muganzi we ne babba omusuubuzi

Owa loogi asindise muganzi we ne babba omusuubuzi

Added 23rd August 2016

POLIISI y’e Ssenyi ku akola mu loogi abadde apanga ne muganzi we ne babba bakasitoma ababa basuze mu loogi Ssaalongo Robert Mukasa ow’e Ssenyi ku mwalo bateeberezebwa n’okubba abavubi nga bakozesa emmundu.

 Omusuubuzi Butimbe eyabiddwa. Wakati ye Mukasa ne Owa loogi asindise muganzi we ne babba omusuubuzi

Omusuubuzi Butimbe eyabiddwa. Wakati ye Mukasa ne Owa loogi asindise muganzi we ne babba omusuubuzi

POLIISI y’e Ssenyi ku akola mu loogi abadde apanga ne muganzi we ne babba bakasitoma ababa basuze mu loogi Ssaalongo Robert Mukasa ow’e Ssenyi ku mwalo bateeberezebwa n’okubba abavubi nga bakozesa emmundu.

Abaakwatiddwa ye Brenda Kobusingye, maneja wa loogi ne muganzi we Mukasa Robert Mukasa ow’e Ssenyi ku mwalo bateeberezebwa n’okubba abavubi nga bakozesa emmundu.

Omusuubuzi w’eby’ennyanja, Semei Butimbe, yagambye nti yatunze kkonteyina yaabyo 4,500,000/- kwe kusasula 30,000/- yeebake mu kasenge.

Butimbe yagambye nti Mukasa yamwekangidde mu kasenge ku ssaawa 7:00 ez’ekiro ekyakeesezza Mmande olwo Kobusingye kwe kujja ne bamukuba ku mugongo, ku mukono ne ku mutwe ne batwala ssente.

Kirowoozebwa nti bagguddewo nga bakozesa ekisumuluzo maneja (Kobusingye) ky’asigala nakyo.

Agamba nti ne gye buvuddeko Mukasa era yamulumba n’emmundu n’abba ente ze e Bukomera, ekisangibwa Ssi-Bukunja.

Atwala poliisi y’e Ssenyi, Joseph Mugalya, yategeezezza nti omu amanyiddwa nga Snipper yadduse era banoonyereza ku fayiro y’obubbi gye bagguddewo (SD:02/15/08/2016) e Ssenyi. mwalo ekutte omuwala eno.

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Mondo Mugisha ng’ayogera eri abaamawulire. Emabega be bakanyama abassiddwa ku kkanisa okukuuma. Tunuza kkamera y’essimu yo mu kalambe olabe vidiyo.

Pasita Ssenyonga mumuboole ...

Omusumba Mondo Mugisha y’omu ku bakungubazi abeetabye mu kukungubira Paasita Yiga Abizzaayo e Kawaala. Mu butaluma...

Kayanja ng'ali mu situdiyo ye.

Wuuno 'mutabani wa Nabbi Ka...

JOB Kayanja y’omu ku ba pulodyusa abeekoledde erinnya. Wadde abayimbi tebakyakola olw’omuggalo gwa ssennyiga omukambwe,...

Pasita Kayiwa mu lumbe.

Paasita Kayiwa ayogedde ens...

Omusamize yandabula nti nali waakufa mu nnaku musanvu, kyokka ekyewuunyisa ate ye yafa ku lunaku olw’omusanvu....

Ekyatutte Paasita Bujjingo ...

Omusumba w’ekkanisa ya House of prayer Ministry International, Aloysius Bugingo yagugumbudde abantu abaavuddeyo...

Omugenzi Yiga yali ne Nabbi Omukazi.

Ebigambo bya pasita Yiga eb...

OMUSUMBA Augustine Yiga Abizzaayo ow’ekkanisa ya Christian Revival Church Kawaala abadde mwogezi akunkumula n’ennyenje...