TOP

Bakyalidde Kabaziguruka e Kigo

Added 23rd August 2016

Bakyalidde Kabaziguruka e Kigo

 Ssewanyana (akutte essimu) kato Lubwama (ow’okubiri ku ddyo) ne bannaabwe e Kigo.

Ssewanyana (akutte essimu) kato Lubwama (ow’okubiri ku ddyo) ne bannaabwe e Kigo.

ABABAKA ba palamenti abali ku ludda oluvuganya Gavumenti baakyalidde mubaka munnaabwe Michael Kabaziguruka ow’e Nakawa mu kkomera e Kigo gy’ali ku misango gy’okulya mu nsi olukwe. Ababaka kwabaddeko; Allan Ssewanyana (Makindye West), Kato Lubwama (Lubaga South), Zacky Butebi (Mityana Municipality).

Kabaziguruka yategeezezza banne nti yabadde alumizibwa mu kifuba era yabadde n’akuuma ku mukono abasawo mwe bayisa eddagala.

Yagasseeko nti ng’oggyeeko okuba nti awulira bubi olw’obutaba na famire ye n’abantu abaamulonda okubakiikirira, ab’ekkomera tebamuyisa bubi. Banne baamutegeezezza nti baakukola ekisoboka okulaba ng’ava mu kuwozesebwa kkooti ey’amagye atwalibwe mu ya bulijjo

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Akulira UNEB Dan Odongo.

UNEB be yasunsudde okutegek...

Bya Benjamin Ssebaggala  AKAKIIKO akagaba n'okusunsula abakozi mu minisitule y'ebyenjigiriza (Education Service...

Omusawo ng'agezesa bwe balongoosa.

''Mukebere abalwadde endwad...

AKULIRA eddwaaliro ly’e Mulago, Dr. Byarugaba asabye abasawo abalongoosa endwadde nga kkansa w’omu byenda essira...

Abamu ku baabadde mu lukiiko.

Ababadde basolooza busuulu ...

ABATUUZE beekubidde enduulu mu boobuyiinza babayambe obutatundirwa mu bibanja byabwe okubafuula emmomboze. Kiddiridde...

Omusajja ng'afuuyira mu ntebe z'omutuuze.

Balimwezo ne KCCA baggudde ...

Ekitongole kya KCCA nga bali wamu ne Balimwezo Community Foundation batongozza okufuuyira ebiku n’ebiyenje nnyumba...

Mwanje eyabula.

Omusajja eyabula yeeraliiki...

Ssande Mwanje 37, ow'e Gganda yeeraliikirizza mukyala we Aisha Nakanjako 28. Ono yamulekera abaana bana: omukulu...