TOP
  • Home
  • Agookya
  • BUKEDDE W'OLWOKUTAANO YATUUSE DDA MU KATALE NGA MUNYUVU

BUKEDDE W'OLWOKUTAANO YATUUSE DDA MU KATALE NGA MUNYUVU

Added 1st September 2016

Tukuleetedde emiko emipya okuli Lejjalejja ne Layisi Layisi egikulaga engeri gy’ofuna ssente ez’amangu. Tosubwa ebiraga Barrack Obama nga Pulezidenti wa Amerika akyasinze okutta abantu.

BUKEDDE W’OLWOKUTAANO YATUUSE DDA MU KATALE NGA MUNYUVU
 
  • Tukuleetedde emiko emipya okuli Lejjalejja ne Layisi Layisi egikulaga engeri gy’ofuna ssente ez’amangu.
  • Tosubwa ebiraga Barrack Obama nga Pulezidenti wa Amerika akyasinze okutta abantu.
  • Pulezidenti Museveni alabudde ab’e Mmengo bave ku bantu be abeebibanja.
  • Mu Sanyuka ne wiikendi: Tukulaga abawala ababalagavu abafudde okucakala omulimu. Byonna mu Bukedde w’Olwokutaano.
  • Mu Byemizannyo: Omutendesi Micho alaze bw’agenda okutuusa Cranes mu nsi ensuubize.
EBISINGAWO WEEYUNGE KU NKOLA YA E PAPER; 


More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Olukiiko lwa NRM e Bukasa L...

WABADDEWO okusika omuguwa ku Ofiisi za NRM e Bukasa-Masozi mu Ggombolola y'e Bweyogerere mu Munisipaali y'e Kira...

Aba Takisi mu ppaaka y'oku ...

WABALUSEWO obutakanya mu ba takisi mu  ppaaka y'oku kaleerwe ekiwayi ekimu bwe kirumirizza nanyini ttaka kwe bakolera...

Nalweyiso ng'atottola obulamu bw'ekkomera

Gwe baakwatira mu Curfew ne...

OMUYIMBI  eyakwatibwa olw'okugyemeera ebiragiro bya pulezidenti oluvudde mu kkomera e Kigo nayiiya oluyimba lw'atumye...

Abaabadde batendekebwa okuyamba abakoseddwa mu mataba.

Ab'e Kasese abaakosebwa ama...

ABANTU b'e Kasese abaakosebwa amataba olw'omugga Nyamwamba okwabika bakyalaajanira gavumenti okubayamba waakiri...

 Abdallah Mubiru ng'ayogerako n'abazannyi be

Mubiru atendeka Police FC a...

OMUTENDESI wa Police FC, Abdallah Mubiru, aweze nga sizoni ejja bw’alina okulaba nga ttiimu ye evuganya ku bikopo....