TOP

'Omwana bw'omukuliza mu ddiini tadiba'

Added 13th September 2016

‘Omwana bw’omukuliza mu ddiini tadiba’

 Abaami n’abakyala abafumbo mu kusaba e Luzira ku Ssande.

Abaami n’abakyala abafumbo mu kusaba e Luzira ku Ssande.

OMULABIRIZI w’e Namirembe, Wilberforce Kityo Luwalira akubirizza Abakristaayo okuteekateeka abaana baabwe mu by’eddiini kibasobozese okukula nga balina empisa n’okutya Katonda.

Okwogera bino yabadde mu kkanisa ya St. Stephen Church Of Uganda e Luzira gye yateereddeko abaana abasoba mu 180 emikono. Luwalira yakiggumizza nti omwana bw’omukuliza mu ddiini tadiba mu nsi kuba buli omu amuyaayaanira.

Yakuutidde abazadde okuwuliriza ebizibu by’abaana baabwe olwo basobole okubaluηηamya obulungi mu bulamu bwabwe obwabulijjo.

Yennyamidde olw’abaana abamala okubatizibwa ate ne beesamba Katonda ne balemwa okumusembeza mu bulamu bwabwe

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Ndagga ng'ayogera eri bannamawulire.

'Amasomero agasomesa ebibii...

Akulira ebyenjigiriza mu disitulikiti y'e Wakiso, Daniel Ndagga, ategeezezza ng'amasomero agasinga bwe gaziimudde...

Ente ali mu kifaananyi ne banne gye baakwatiddwa nayo.

Babakutte lubona n'ente enzibe

Poliisi y'e Sseeta Nazigo mu disitulikiti y'e Mukono ekutte abasajja babiri abateeberezebwa okuba ababbi b'ente...

Minisita Kuteesa

Minisita Sam Kuteesa ayanju...

MINISITA w'enkolagana y'amawanga g'ebweru, Sam Kahamba Kuteesa ayanjudde lipooti ku bwegugungo obwaliwo nga November...

Myeyu asibiddwa emyaka ena.

Eyakwatibwa n'ebyambalo by'...

SSENTEBE wa kkooti y'amagye e Makindye, Lt. Gen. Andrew Gutti asibye omusajja emyaka ena mu kkomera e Kitalya lwa...

Bakiraaka ba kkooti nga bambadde yunifoomu.

Baleese yunifoomu z'abakozi...

Kaweefube w'okulwanyisa obuli bw'enguzi, essiga eddamuzi limukwasizza maanyi bwe litongoza  yunifoomu  egenda okwambalibwa...