TOP

Baddereeva muve ku biragalalagala - DPC

Added 4th October 2016

Baddereeva muve ku biragalalagala - DPC

 DPC wa Old Kampala, Charles Nsaba ng’ayogera eri baddereeva ku Kaleerwe.

DPC wa Old Kampala, Charles Nsaba ng’ayogera eri baddereeva ku Kaleerwe.

POLIISI erabudde baddereeva okukomya okukozesa ebiragalalagala n’ebintu ebitamiiza okusobola okukendeeza obubenje ku nguudo.

Okulabula kuno kwakoleddwa Charles Nsaba, DPC wa Old Kampala ku Lwomukaaga mu musomo ogwategekeddwa abakulembeze ba takisi aba Kaleerwe Out Stand Stages.

Gwetabyemu aba takisi, bodaboda n’abavuga loole mu munisipaali y’e Kawempe nga gwabadde ku Game City ku Kaleerwe.

Yasabye aba takisi okweggyamu endowooza nti abaserikale ba tulafi ki baliwo kubatulugunya wabula omulimu gwabwe kubayamba n’abasaba okukolagana ne poliisi okutereeza ebyentambula

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Ndagga ng'ayogera eri bannamawulire.

'Amasomero agasomesa ebibii...

Akulira ebyenjigiriza mu disitulikiti y'e Wakiso, Daniel Ndagga, ategeezezza ng'amasomero agasinga bwe gaziimudde...

Ente ali mu kifaananyi ne banne gye baakwatiddwa nayo.

Babakutte lubona n'ente enzibe

Poliisi y'e Sseeta Nazigo mu disitulikiti y'e Mukono ekutte abasajja babiri abateeberezebwa okuba ababbi b'ente...

Minisita Kuteesa

Minisita Sam Kuteesa ayanju...

MINISITA w'enkolagana y'amawanga g'ebweru, Sam Kahamba Kuteesa ayanjudde lipooti ku bwegugungo obwaliwo nga November...

Myeyu asibiddwa emyaka ena.

Eyakwatibwa n'ebyambalo by'...

SSENTEBE wa kkooti y'amagye e Makindye, Lt. Gen. Andrew Gutti asibye omusajja emyaka ena mu kkomera e Kitalya lwa...

Bakiraaka ba kkooti nga bambadde yunifoomu.

Baleese yunifoomu z'abakozi...

Kaweefube w'okulwanyisa obuli bw'enguzi, essiga eddamuzi limukwasizza maanyi bwe litongoza  yunifoomu  egenda okwambalibwa...