TOP

Asibiddwa emyaka ebiri lwa bufere

Added 25th October 2016

Asibiddwa emyaka ebiri lwa bufere

EYAJINGIRIRA ekyapa ky’ettaka n’afera obukadde 98 kkooti emusibye emyaka ebiri. Isaac Ssebude 35  eggulo yasimbiddwa mu maaso g’Omulamuzi James Yeremye Mawanda mu kkooti ya Buganda road.

Ettaka eryamusibisiza liri ku bulooka 199 e Namirembe poloti 4 gye yaguza Harman Kigundu.
Lyali mu mannya Godfrey Nsereko ne Remmie  Nsereko n’alikyusa, baali bakkaanyizza asasule obukadde 100 kyokka olwafunako 98 n’abulawo.

Abadde avunaanibwa okubba sente, okujingirira ekyapa n’okwefuula ky’atali.

Omulamuzi yalagidde asibwe era sasule 1,000,000/- ku buli musango wabula Kiggundu teyamatidde yabadde ayagala sente bazimuddize.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Eyabbye enkoko bamukubye mi...

Abatuuze baamukubye emiggo wabula nga bw’alaajana ng’agamba nga bw’atali mubbi ng’enkoko baagimuwadde buwi.

Bannakawempe mukolere okweg...

MINISITA omubeezi ow'ebyensimbi n'ebibiina by'obwegassi akubirizza BannaKawempe ne Kampala Central obuteemalira...

Aba NRM balidde mu kalulu k...

E Mpigi embiranye ebadde ku kifo kya Ssentebe w’abavubuka wakati wa munna NRM, Manisoor Muluya ne Ronald Kaleebu...

Ssekandi nga y'akamala okwewandiisa.

Abavuganya Ssekandi baagala...

ABAVUGANYA omumyuka wa Pulezidenti bamutaddeko amaanyi okumusuuza ekifo ky’omubaka wa Palamenti e Masaka. Kigambibwa...

Akatale k'e Wandegeya nga bwe kafaanana.

Abasuubuzi b'e Wandegeya be...

ABASUUBUZI mu katale k’e Wandegeya bagambye nga bwe bagudde mu lukwe lwa ssentebe waabwe, Jonathan Gitta okwagala...