TOP

Jjajja agobye muzzulu we awaka lwa kubba macupa

Added 26th October 2016

JJAJJA agobye muzzukulu we ow'emyaka 11 awaka ng'amulanga kubba macupa ge agaweddemu Soda n'agaguza abaamaduuka.

 Namande ng'ali ku Poliisi. EKIF: JOSEPH ZZIWA

Namande ng'ali ku Poliisi. EKIF: JOSEPH ZZIWA

BYA JOSEPH ZZIWA

JJAJJA agobye muzzukulu we ow'emyaka 11 awaka ng'amulanga kubba macupa ge agaweddemu Soda n'agaguza abaamaduuka.

Sarah Namande, abadde asoma P.3 mu Gangu Junior School yagobeddwa  Jjajjaawe omukazi gw’abadde abeera naye e Salaama, eyamulagidde okukwatamu ebibye anoonye gy’adda ng’agamba nti akooye okumubbira amacupa ga bbiya ne Soda aweddemu n’agalyamu ssente.

Namande yategeezezza Poliisi nti mukulu gwe yayatuukirizzaako erya Joel alabika y’abadde abba amacupa kuba ye ebiseera ebisinga abeera ku ssomero.

Namande yalondeddwa Poliisi mu bitundu by’e Makindye ng’atambula tamanyi gy’alaga n’atwalibwa ku Poliisi y’e Nabisaalu nga bwe bateekateeka okusisinkana Jjajjaawe okuzza muzulu we awaka.

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Abawawaabirwa, Christine Guwatudde Kintu, Joel Wajala , John Martin Owor  ne Lutimba Kyeyune Fred Martin nga bali mu kaguli

Bana basimbiddwa mu kkooti ...

Abakungu bana okuva mu ofiisi ya Ssaabaminisita abavunaanibwa okulya eza COVID19 basindikiddwa mu kkooti ewozesa...

Sazir Lumala disitulikiti Kaadi w'e Mukono ng'ayogera n'abamawulire ku poliisi e Mukono.

Disitulikiti Kaadi w'e Muko...

Bya ERIC YIGA POLIISI e Mukono ekutte disitulikiti Kaadi waayo Sheikh Sazir Lumala naggulwako omusango gw'okukozesa...

Abasiraamu balabuddwa okuko...

BYA JAMES  MAGALA  Kino kidiridde Poliisi okuyoola abasiraamu 25 e Mpingi nga bagambibwa okuba abayeekera mu...

Bagudde ku mulambo gwa mutu...

Abatuuze b'e Kawaala zooni 2 mu divizoni y'e Rubaga baguddemu ekyekango bwe basanze mutuuze munnaabwe nga yafiridde...

Owoolubuto lw'emyezi 8 alum...

ZAKIYA Sayid omutuuze mu Sankala zooni-Lukuli mu munisipaali y'e Makindye apooceza mu ddwaaliro lya Ethel clinic...