TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Eyakubye landiroodi lwa kumuyita malaaya bamututte Luzira

Eyakubye landiroodi lwa kumuyita malaaya bamututte Luzira

Added 5th November 2016

OMUKAZI eyakkakkanye ku landiloodi we n’amukuba ng’amulanga kumugeya bamututte Luzira.

BYA MARIA GORETTI NAKAYAGA 

OMUKAZI eyakkakkanye ku landiloodi we n’amukuba ng’amulanga kumugeya bamututte Luzira.

Ritah  Nampereeza   ow’e Bulenga   y’atwaliddwa e Luzira  oluvannyuma lw’okulemwa okwetondera  landiloodi we, Sarah Nansereko  gwe yakuba lwa kumusiηηaana ng’amugeya n’abamu ku bapangisa nga bw’akola obwamalaaya.

Bino byabadde mu kkooti  y’omulamuzi Joan Aciro ku  Buganda Road eggulo ku Lwokutaano, bwe yalagidde Nampeereza okwetondera landiroodi we n’agaana ng’agamba nti tasobola kumwetondera kubanga  Nansereko aludde nga amwogerera amafuukuule wadde nga yali yamulabula dda okumwesonyiwa. 

Wano omulamuzi we yasinzidde okusindika Nampeereza mu kkomera e Luzira  yeebakayo okutuusa nga 17 November 2016 omusango lwe gunaddamu okuwulirwa.

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Ntambi ng'atwalibwa mu kkomera e Luzira.

Sylvia Ntambi owa Equal Opp...

Omulamuzi Pamela Lamunu  owa kkooti ewozesa abalyake n'abakenuzi e Kololo  asindise Muweebwa mu kkomera bwalemeddwa...

Kalenda okuli ebifaananyi bya Yiga

Olumbe lwa Pasita Yiga balu...

Mu lumbe lwa pasita Yiga abatunda eby'okulya, masiki n'abatunda t-shirt okuli ekifaananyi ky'omugenzi bali mu keetalo...

Kaadi y'embaga ya Ramond ne Joy.

Abadde agenda okukuba embag...

Kigambibwa nti omugenzi baamuddusizza mu ddwaaliro Iya IHK abasawo gye bakizuulidde nti omusaayi gubadde gumaze...

Paasita Yiga ng'ali n'abagoberezi be

Ebintu by'azze apanga okufu...

OMU ku baali abakubi b’endongo mu Revival Band yagambye nti, yagyegattako mu 2014 kyokka nga baalina ekizibu ky’okuba...

Pasita Yiga ng’abuulira enjiri.

Engeri Yiga gye yeeyubula o...

AUGUSTINE Yiga ‘Abizzaayo', yazaalibwa mu maka maavu, n'alaba embaawo nnya zokka, tebyamulobera kwetetenkanya kufuuka...