TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Kananura azzeemu okuwerennemba n'ogwokutta omukozi we

Kananura azzeemu okuwerennemba n'ogwokutta omukozi we

Added 8th November 2016

Oludda oluwaabi lutegeezezza nti lugenda kulaga omulamuzi engeri Desh ne banne gye bakubamu omugenzi Kateregga nemutta oluvanyuma lw'okumusanga ng'alina ssente 30,000 munsawo ye.

 Desh Kananura ng'ali ne looya we

Desh Kananura ng'ali ne looya we

Bya Alice Namutebi  

Omuvuzi  w'emmotoka z'empaka Desh Kananura azeemu okusomebwa omusango gw'okutta omukozi we Badru Kateregga nagwegaana.

Desh yasooka kuvunaanibwa  ew'omulamuzi  Masalu Musene mu February w'omwaka guno wabula oluvanyuma lwa mawulire okumuwandiika ku mulamuzi  nti yandibadde nekyekubira omusango yagusuulawo neguweebwa omulamuzi omulala Joseph Murangira.

Leero Desh nebanne bwebavunaanibwa okuli muganda we Raymond Kananura  bazeemu okusomebwa omusango gw'obuttemu bonna nebagwegaana nga omulamuzi alagidde oludda oluwaabi lutandiike okuleeta obujulizi nga November 26, 2016.

Ku lunnaku luno oludda oluwaabi lutegeezezza nti lugenda kulaga omulamuzi engeri  Desh nebanne gyebamukubamu omugenzi Kateregga nebamutta oluvanyuma lw'okumusanga ng'alina ssente  30,000  munsawo ye.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Emmotoka ya Kyagulanyi empya.

Aba URA beezinze ku mmotoka...

EBY'EMMOTOKA ya Kyagulanyi gy'agamba nti teyitamu masasi byongedde okulanda ab'ekitongole ky'emisolo ekya URA bwe...

Kyagulanyi (wakati), Ssaabawandiisi wa NUP Lubongoya ne Nambooze nga bakutte ebifaananyi by’abaakwatibwa.

▶️ Bazadde b'abaakwatibwa b...

BAZADDE b'abavubuka abaakwatibwa bakaabizza abantu nga batottola ennaku gye bayitamu okuva abaana baabwe lwe baakwatibwa....

Akulira bonna bagaggawale e Gomba , Brig. Fanekansi Mugyenyi (wakati) ng’akwasa abakyala b’e Gomba ente.

Abakyala b'e Gombe bafunye ...

GAVUMENTI ng'eyita mu kitongole kyayo ekya Operation Wealth Creation (Bonna Bagaggawale) egabidde abakyala b'e...

Abaserikale nga bateeka ku kabangali omulambo gw’omusajja eyasangiddwa mu kibira e Bunnamwaya.

Bazudde omulambo ogutaliiko...

ABATUUZE bakyasobeddwa ku mulambo gwe baazudde mu kibira nga teguliiko magulu. Omulambo guno gwasangiddwa mu kibira...

Ettaka eryogerwako baalissaako n’akapande akagaana abantu okuligula. Mu katono ye Msgr. Kasibante.

Omugagga aguze ettaka ly'Ek...

ABAKRISTU b'ekigo kya St. Charles Lwanga e Gaba bali mu kusoberwa olw'engeri ettaka ly'ekigo eriwezaako yiika bbiri...