TOP

Kwata Cash wa Bukedde aggwa leero

Added 11th November 2016

Kwata Cash wa Bukedde aggwa leero

 Robert Kabushenga

Robert Kabushenga

AKAKONGE k’akalulu ka ‘KWATA CASH’ akasembayo kafulumye lwaleero (Lwakutaano). Nga tuyita mu Lupapula lwa BUKEDDE tugenda kulangirira olunaku lwe tugenda okukwata akalulu nga Bukedde agaba obukadde 50.

Perezi Kawumi, amyuka akulira okubunyisa empapula z’amawulire ezifulumizibwa Vision Group, okuli ne Bukedde, yategeezezza nti omukolo gw’okukwata akalulu gugenda kukolebwa nga biragibwa butereevu ku Bukedde TV n’okuweerezebwa ku Bukedde FaMa.

Yannyonnyodde nti buli muntu eyajjuza akakonge olina omukisa okuwangula ku bukadde 50 mu kalulu kano. Akalulu bwe kanaakwatibwa, erinnya ly’omuwanguzi ne lisomebwa tujja kumukubira essimu mu kaseera ako kennyini okukakasa nti ye mutuufu awangudde.

Emikolo gy’okukwata akalulu kano gigenda kubeera ku kitebe kya Vision Group, ekulirwa Robert Kabushenga. Akalulu kano akazze katambuzibwa mu bitundu eby’enjawulo katuuse ku nkomerero era olunaku abawanguzi lwe banaalangirirwa lulindiridde ng’oyita mu mikutu gya Bukedde omuli olupapula, ttivvi ne leediyo.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Joseph Nuwashaba ng'atwalibwa mu kkooti

Eyakwatibwa ku by'omwana ey...

Omusajja agambibwa okutemako omwana Faith Kyamagero ow'emyaka 4 omutwe aleeteddwa mu kkooti.

Omwana eyasalibwako omutwe ...

Omwana eyasalibwako omutwe e Masaka ne bagutwala ku Palamenti aziikiddwa

Ssebbumba eyakubiddwa lwa bubbi

Abadde mu jjaamu e Kawempe ...

Abadde mu jjaamu e Kawempe bamukubye mizibu

Namasole wa Ssekabaka Mwang...

OLWALEERO Mariam Nampewo omusika wa Majeeri Lunkuse Namasole wa Mwanga II lwe bamuyingizza mu Lubiri lwe e Mpererwe...

Poliisi erung'amizza ku bib...

OMWOGEZI wa poliisi mu ggwanga Fred Enanga ategeezezza nti poliisi ssi yaakukoma kuvunaana bantu abazzizza obusango...