TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Bamalaaya babayodde n'abavubuka ne beeraliikirira

Bamalaaya babayodde n'abavubuka ne beeraliikirira

Added 16th November 2016

Bamalaaya babayodde n'abavubuka ne beeraliikirira

 Abamu ku bawala abagambibwa okubeera ba malaaya

Abamu ku bawala abagambibwa okubeera ba malaaya

POLIISI e Katwe ekoze ekikwekweto n’eyoola abantu 100 beeteebereza okubeera ab’omutawaana okuli n’abakazi abagambibwa okubeera nti beetunda bamalaaya.

 


 
Ekikwekweto kiyindidde mu bbaala z’e Makindye abantu gye bakeesezza nga banywa ne mu loogi zebateebereza okwekukumamu abamenyib’amateeka nga Makindye House ne Daido okuliraana balakisi ya poliisi y’amagye e Makindye.
 
Addumira poliisi y’e Katwe Frantile Lwamusaayi ategeezezza nti ebikwekweto bino baakubinyiikirira nnyo kubanga abantu bakaaba olw’obudde mu bitundu bingi.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Aba NRM e Wakiso baagala Mu...

ABA NRM mu Wakiso basabye Pulezidenti Museveni alung’amye ababaka nga balonda Sipiika wa Palamenti. Baagambye nti...

Abazinyi nga basanyusa abantu.

Kibadde kijobi nga Fr. Kyak...

EMBUUTU zibuutikidde ekifo ekisanyukirwamu ekya John Bosco Ssologgumba e Lukaya mu Kalungu. Zino zipangisiddwa...

Bannyabo

▶️ BANNYABO:Lwaki abazadde ...

▶️ BANNYABO:Lwaki abazadde batugobya abaami baffe?

Akeezimbira

▶️ AKEEZIMBIRA; Enkokoto en...

▶️ AKEEZIMBIRA; Enkokoto entuufu gy'osaanidde okuyiwa ku kizimbe.

Bannyabo; Nakazinga ng'annyonnyola

▶️ BANNYABO; Abazadde bwe b...

▶️ BANNYABO; Abazadde bwe bakugaana omwami weeyisa otya?