TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Bamulekwa bawakanyizza jjajjaabwe ku byobugagga bya nnyaabwe

Bamulekwa bawakanyizza jjajjaabwe ku byobugagga bya nnyaabwe

Added 18th December 2016

EBYOBUGAGGA by’eyali kansala w’omuluka gwa Mutundwe ku Munisipaali e Lubaga, Margaret Nabukalu eyafudde wiiki ewedde bitabudde abaana ne jjajjaabwe omukyala.

Bya Vivien Nakitende

EBYOBUGAGGA by’eyali kansala w’omuluka gwa Mutundwe ku Munisipaali e Lubaga, Margaret Nabukalu eyafudde wiiki ewedde bitabudde abaana ne jjajjaabwe omukyala.

Yafudde ku Lwokutaano lwa wiiki ewedde mu ddwaaliro e Lubaga gy’amaze ebbanga ng’ajjanjabibwa omusujja ne puleesa.

Muwala w’omugenzi omukulu Lydia Namatovu agamba, jjajjaabwe Nabuguzi y’ayagala okuddukanya ebintu bya maama waabwe.

Omugenzi yalese emmotoka, amayumba g’abapangisa, amaka n’edduuka e Kitebi. Alina ekirombe ky’amayinja e Busaabala n’ebirala.

Jjajja w’abaana Mutiini Nabuguzi agamba nti, ayagala okubeera mu mmaali ya muwalawe kubanga alaba amalindirizi gagenda kubitwala era ayagala Meeya Ssebuggwaayo abiyingiremu.

Abaana bagamba nti, bakuze era ssente bamanyi bulungi maama waabwe bw’abadde azikola.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Hudu ng'ayogera ku by'Emyooga ku Media Centre.

Gavumenti eyungudde bambega...

RCC wa Kampala, Hudu Hussein asekeredde abeesomye okubba n'okubulankanya ssente ez'emyooga nti bubakeeredde. Gavumenti...

Nubian Li (alina masiki emmyuufu), Eddy Mutwe (emabega we) ne bannaabwe mu kaguli ka kkooti y’amagye e Makindye..

Aba People Power bapondoose...

ABAWAGIZI ba People power 35 okuli omuyimbi Nubian Lee ne Eddy Mutwe bapondoose ne baddamu okwegayirira  kkooti...

Omutuuze ng'alaga ennyumba ya Kasumba mwe yagyiridde.

Eyagyiridde mu nju asattizz...

Entiisa ebuutikidde abatuuze b'oku kyalo Katanjovu mu ggombolola y'e Kapeke mu disitulikiti y'e Kiboga bwe basanze...

Male eyasibiddwa ng'ali mu kaguli.

Ddereeva asibiddwa lwa nkof...

DDEREEVA wa takisi avunaaniddwa olw'okwambala enkofiira emmyufu emanyiddwa nga ey'amagye ga UPDF. Isma Male...

Abasajja bano abeefuula ab'ekitongle ky'amazzi ne babba Abachina.

Abeefuula abakozi mu kitong...

Poliisi ng'eyita mu bitongole byayo okuli ekikessi, ekinoonyereza ku misango n'ekitongole ky'amagye ekikessi ekya...