TOP
  • Home
  • Amawulire
  • RPC wa Kampala alabudde aba lufula y'e Kyengera ku bubbi bw'ente

RPC wa Kampala alabudde aba lufula y'e Kyengera ku bubbi bw'ente

Added 6th January 2017

RPC wa Kampala South Tahebwa alabudde aba lufula y'ekyengera ku bubbi bw'ente

 RPC Ng'ayogera eri abakozi b'omu Lufula y'ekyengera

RPC Ng'ayogera eri abakozi b'omu Lufula y'ekyengera

Bya Kato Vicent
 
SSENTEBE wa  Kyengera town council Hajji Kiyimba  ategese olukiiko mwasisinkanidde abakozi abakolera mu lufula y'e Kyengera.
 
Mu nsisinkano eno Hajji kiyimba ayise RPC  wa Kampala South  Tahebwa okutemera awamu ompenda okulaba engeri gyebayinza okulwanyisaamu obubbi bw'ente obukudde ejjembe mu lufula y'ekyengera.

 
Kiyimba okuyita olukiiko luno kiddiridde abantu okwemulugunya ku bubbi bw'ente ate ng'okunoonyereza kulaga nti abantu abasinga okubulankanya ente bava mu lufula eno
 

Tahebwa okwogera kiddiridde abantu abasinga abazze bakwatibwa mu bubbi bw'ente okukizuula nti babeera bava mu lufula eno.

Abakulu mu lufula eno baloopedde Hajji Kiyimba abantu abamu ku bantu abamanyiddwa enno mu kwenyigira mu bumenyi bw'amateeka n'okubba ente ne basaba bababataaseeko






More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Bugembe ng'abuulira enjiri mu kusabira omugenzi Yiga.

Jjengo tolwana ntalo za kit...

Omusumba w'Ekkanisa ya Worship House e Nansana akubirizza Omusumba w’Ekkanisa ya Revival Christian Church Kawaala,...

Abakuumaddembe nga bakunguzza omuvubuka.

Abaabadde bakola effujjo mu...

Abavubuka abaagenze mu kuziika omugenzi Pasita Yiga Abizzaayo e Kawaala ku Lwomukaaga kyokka ne badda okunoonyeza...

Abatuuze nga basobeddwa mu lusuku lwa munnaabwe olwasaayiddwa.

Abantu ab'ettima basaayidde...

ABANTU ab'ettima abatannaba kutegeerekeka bakakkanye ku lusuku lw'omutuuze Jane Namakula 45, ow'e Kyassenya oluwezaako...

Katikkiro Mayiga awabudde a...

KATIKKIRO wa Buganda, Charles Peter Mayiga awabudde Abasumba b'Abalokole okukomya okwerumaaluma. Yabadde agenze...

Abakyala nga bagabana ssente ze bazze batereka.

Omuntu anaakulaakulana alin...

ABAKUGU bagamba nti omuntu anaakulaakulana alina okweresa n’afissa ku ssente z’afuna n’atereka okusobola okugaziya...