TOP

Minisitule eyimirizza okukyusa abasomesa

Added 24th January 2017

MINISITULE y’ebyenjigiriza eyimirizza okukyusa Abakulu b’amasomero n’abamyuka babwe bonna okwetoloola eggwanga okutuusa omwaka ogujja.

 Abakungu ba minisitule y'ebyenjigiriza nga bakulembeddwa Rosemary Sseninde mu kusunsula abayizi e Lugogo

Abakungu ba minisitule y'ebyenjigiriza nga bakulembeddwa Rosemary Sseninde mu kusunsula abayizi e Lugogo

Bya BENJAMIN SSEBAGGALA
 
MINISITULE y’ebyenjigiriza eyimirizza okukyusa Abakulu b’amasomero n’abamyuka babwe bonna okwetoloola eggwanga okutuusa omwaka ogujja.
 
Bino byogeddwa komisona Abdallah Mutazindwa avunaanyizibwa ku by’omutindo gw’ebyenjigiriza bw’abadde akiikiridde omuwandiisi w’enkalakkalira ku mukolo gw’okusinsila abayingira S1.
 
Mutazindwa agambye nti abasomesa bangi abali mu bifo ng’enteekateeka mwe bafunira omusaala ebaddemu akavuyo nga  mu kiseera kino bwe babakyusa kiyinza okubalemesa okuzifunira ddala.
 
Agambye abakulira amasomero g’ekkanisa ne Klezia baateekayo okusaba nga waliwo bye baagala bitereezebwe mu ngeri gye bakyusaamu abasomesa ebikyakolebwako kale bwe bagenda mu maaso n’okubakyusa babeera ng’ababefuulidde.
 
Omukolo gubadde Lugogo ku Multipurpose Hall olwaleero era okususnsula abayizi kukomekerezebwa nkya.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Abakulembeze ba Rwampara ku mukolo.

Balaze ebiyinza okuvaako ab...

AKULIRA ebyenjigiriza mu disitulikiti y'e Rwampara, Muky. Kelen Tukamuhirwe ategeezezza nti ng'abayizi beetegeka...

Kkwiini ow'emyaka 94  ne bba Philip 99.

Ebintu 8 Kkwiini wa Bungere...

KKWIINI Elizabeth yagattibwa n'Omulangira Philip (mu kiseera kino ali ku ndiri mu ddwaaliro) nga November 20, 1947...

Fr. Anthony Kakumba Mwanje mu Mmisa eggulo.

'Mweyambise ekisiibo mudde ...

BWANNAMUKULU w'ekigo ky'e Kitovu  Fr. Anthony Kakumba Mwanje awabudde Abakristu ababadde beesambye Omukama olw'okwetaba...

Omulabirizi Kityo Luwalira ng'asaba eggulo mu Kkanisa ya St. Apollo Kivebulaaya  e Bukondo.

Mudde eri Katonda kubanga l...

OMULABIRIZI w'e Namirembe, Wilberforce Kityo Luwalira  akuutidde Abakulisitaayo okudda eri Katonda kubanga ly'ekkubo...

Emmotoka ya Kyagulanyi empya.

Aba URA beezinze ku mmotoka...

EBY'EMMOTOKA ya Kyagulanyi gy'agamba nti teyitamu masasi byongedde okulanda ab'ekitongole ky'emisolo ekya URA bwe...