TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Bayingiridde nnamukadde ow'emyaka 70 ne bamutta e Luwero

Bayingiridde nnamukadde ow'emyaka 70 ne bamutta e Luwero

Added 2nd February 2017

Bayingiridde nnamukadde ow'emyaka 70 ne bamutta e Luwero

 Abatuuze nga bazze okwetegereza omulambo gwa Nakabugo.

Abatuuze nga bazze okwetegereza omulambo gwa Nakabugo.

POLIISI y'e Luweero eyigga abatemu abaayingiridde Efulansi Nakabugo 70, eyagabanye ssente 1,000,000/- z'abadde yatereka mu kibiina ne bazimubbako ate ne baleka nga bamusse.

Bino byabadde Kiryannyonza mu ggombolola y'e Luweero mu kiro ekyakeesezza ku Lwokubiri ababbi bwe baasambye oluggi ne bayingirira Nakabugo.

Mu nnyumba munda ebintu byonna abatemu baabimansizza nga kirabika baabadde banoonya ssente. Oluvannyuma lw'okumutuga omulambo baagulese mu mulyango muzzukulu we eyategeerekeseeko erya Joan we yamusanze ku makya.

Oweebyokwerinda ku kyalo kino Moses Semmambo yagambye nti abasse omukadde kirabika baabadde bamumanyi.

Akulira ebikwekweto bya poliisi e Luweero, David Okot yasabye abatuuze okuwa poliisi amawulire agayinza okubatuusa ku batemu

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Lubega akulembedde ne Amatos ku kkooti e Makindye.

Abaali bafera paasita basin...

ABASUUBUZI b'omu Kampala basindikiddwa mu kkomera lwa kugezaako kufera Paasita ssente ezikunukkiriza mu buwumbi...

Spice Diana asiibuludde aba...

Bya Mukasa Lawrence  ABAYIMBI okuli Spice Diana ne munne Fik Femaika bavuddeyo ne baduukirira abasiraamu ku...

Abakozi ba Rock bavudde mu ...

Bya Phoebe Nabagereka Abakozi mu kampuni ya Roko e Gerenge mu town council ye Katabi bekalakasiza nga balaga...

FDC evumiridde effujjo erik...

Bya Doreen Namaggala AMYUKA ssabawandiisi w'ekibiina ki FDC, Arnold Kaija asabye bannayuganda okukomya okutiisatiisa...

Abazigu balumbye ekigo ne b...

Abazigu ababadde n'ebijambiya, emitayimbwa saako ennyondo bazinze ekigo kya Kabulamuliro Catholic Parish, ne bamenya...