TOP

Phina Mugerwa ne AgaNaga ke bagoba kakulu

Added 17th February 2017

Phina Mugerwa ne AgaNaga ke bagoba kakulu

ABAYIMBI Phina Mugerwa (ku ddyo) ne Kalifah AgaNaga (ku kkono) ke bagoba kalabika kakulu. Ababiri bano ennaku zino tebakyateηηana era batera okulabibwako mu mmotoka ya Kalifah mwe batera okutambulira.

Twabasanze nga Phina aliko by’abalira Kalifah ku ssimu kyokka bwe yabuuziddwa enkolagana yaabwe ennaku zino yazzemu luyimba lwa ‘Njagala yiyo’ lwe babadde bakolako mu situdiyo.

Wabula owoolugambo waffe yatutegeezezza nti Phina ennaku zino alina obuzibu bw’entambula olw’emmotoka ye empya ekyalemedde mu kibanda olw’omusolo ate ne Pulezidenti Museveni gye yamusuubiza oluvannyuma lwa Prado TX gye yali avuga okufuna akabenje mu biseera bya kampeyini nayo tebannagimuwa nga kati abeera ku kameeme ka Kalifah bwe babaako ne kye baagala okukutula.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Dodoviko (aliko ssaako) ne banne ku mukolo ogumu.

Ebipya ebizuuse ku Dodoviki...

DODOVIKO Mwanje gwe balumiriza okumenya ekkanisa bongedde okumufunza! Lt. Col. Edith Nakalema olwamaze okukwata...

Lukwago nga bamukwasa empapula za FDC

FDC ewadde Lukwago bbendera...

ESSUUBI lya Ssalongo Erias Lukwago okwesimbawo ku bwa Pulezidenti bw’eggwanga ku tikiti ya FDC mu 2021 likomye...

Omukuumi ng'atwala Trump

Engeri abakuumi ba Trump gy...

PULEZIDENTI wa Amerika, Donald Trump yabadde wakati mu lukung’aana lwa bannamawulire ng’attaanya ensonga ey’obutale...

Ekizimbe kya Mabiirizi ku Bombo Road. Mu katono ye Winnie Mabirizi

Nnamwandu wa Mabirizi asony...

ABAKULEMBEZE b'abasuubuzi basabye bannannyini bizimbe okutwala ekyokulabirako kya nnannyini kizimbe kya Nalubega...

Abakungu mu kibiina kya Gen.Muntu nga baslaa Cake okwaniriza Winnie Kiiza

Winnie Kiiza yegasse ku kib...

OMUBAKA omukyala owa Kasese, Winfred Kiiza yegaasse ku kibiina kya Alliance for National Transformation (ANT) n’aweza...