TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Abaagobeddwa mu lutobazi e Nateete basisinkanye NEMA

Abaagobeddwa mu lutobazi e Nateete basisinkanye NEMA

Added 17th February 2017

Abaagobeddwa mu lutobazi e Nateete basisinkanye NEMA

Abamu ku basuubuzi abeetabye mu lukiiko lwa NEMA

Abamu ku basuubuzi abeetabye mu lukiiko lwa NEMA

ABASUUBUZI abaddukanya emirimu gy'okusa obuwunga bwa Kasooli ssaako n'okukola obuveera mu lutobazi e Nateete bakung'aanidde ku Pope paul mu Ndeeba okusisinkana abakungu okuva mu kitongole ekikuuma obutonde bwensi ekya NEMA basobole okutema empenda ez'okusigala nga bakolera mu kifo kyabwe.

 

Olukiiko luno okuyitibwa obukubirire kiddiridde ab'e kitongole kya NEMA okuwa abasuubuzi bano ekiwandiiko ekibagoba mu Lutobazi e Nateete kyokka nga abamu ku basuubuzi bagamba nti basobola okuteesa ne NEMA ne babaako enzikiriziganya gye batuukako.

 

 

Abamu ku bakozi abeetabye mu lukiiko luno kuliko Mpoza Esao akulira ebya NEMA mu wakiso, Naluyiga Vannie owa Makula Grain Millers,Jackson Matovu owa Jassy Millers,Ian Katongole Byakatonda owa Byakatonda General Enterprises Uganda ltd ssaako ne Richard Sserwadda owa Real food Maize millers.

 

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Minista Haruna Kasolo ng'asomesa ku kwekulaakulanya n'enkozesa y'ensimbi za MYOOGA

Abatuuze b'ekira basomesedd...

MINISITA omubeezi akola kunsonga z'ebibiina byobwegassi Kyeyune Haruna Kasolo, akubiriza abantu okwebereramu nga...

Aba Twaweza bafulumizza ali...

KUNOONYEREZA kuzudde nti ab’enganda okusaba abantu babwe sente okubayambako okuvvuunuka embeera kifuuse kyabulijjo...

Mwanje (wakati) nga "bamunywedde"

Ofiisa munsonyiwe nva kuziika!

MAKANIKA eyeeyise owa poliisi bamukutte n’alwanagana n’abaserikale ng’agamba nti tebalina kye bayinza ku mukola....

Abawawaabirwa, Christine Guwatudde Kintu, Joel Wajala , John Martin Owor  ne Lutimba Kyeyune Fred Martin nga bali mu kaguli

Bana basimbiddwa mu kkooti ...

Abakungu bana okuva mu ofiisi ya Ssaabaminisita abavunaanibwa okulya eza COVID19 basindikiddwa mu kkooti ewozesa...

Sazir Lumala disitulikiti Kaadi w'e Mukono ng'ayogera n'abamawulire ku poliisi e Mukono.

Disitulikiti Kaadi w'e Muko...

Bya ERIC YIGA POLIISI e Mukono ekutte disitulikiti Kaadi waayo Sheikh Sazir Lumala naggulwako omusango gw'okukozesa...