TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Basudde emitwe gy'embizzi 4 ku Minisitule y'ensonga z'ebweru

Basudde emitwe gy'embizzi 4 ku Minisitule y'ensonga z'ebweru

Added 20th February 2017

ABANTU abatannaba kutegeerekeka basudde emitwe gy'embizzi ena mu makkati g'oluguudo olwawula minisitule y'ensonga z'ebweru w'eggwanga n'ekitongole kya KCCA nga bawandiise ebigambo ebiwakanya ssente ez'akasiimo ezaaweebwa abantu abaakola ku musango gw'amafuta.

BYA BENON NSUBUGA

Emitwe gy'embizzi gino gibadde givaamu n'ekivundu nga kirabika baabadde zaasaliddwa mu nnaku bbiri emabega ne gisiigibwako langi eya kyenvu ku matu, mu bulago obwasaliddwa, n'ennyindo zaazo.

Ebisingawo tega 100.5 Bukedde Fa Ma Embuutikizi ku ssaawa 7:00 ez'omu ttuntu obifune.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Omu ku bakyala eyakulembedde banne abafumba emmere mu katale k'e Wandegeya ng'alaajanira pulezidenti Museveni okuyingira mu nsonga ezibasoomooza mu katale.

Abakyala balaajanye ku mivu...

"Twagala pulezidenti ayingire mu nsonga zaffe kubanga tetuganyuddwa mu nteekateeka zonna ze yateeka mu katale...

Fr. Kabagira ne Fr. Henry Mubiru nga bassa ekimuli ku ntaana ya Ssaabasumba Joseph Kiwanuka mu Eklezia e Lubaga bwe baabadde bamujjukira.  Yafa nga February 22, 1966.

Abakkiriza bajjukidde Ssaab...

Ssabasumba Kiwanuka yafuuka ssaabasumba okuva mu 1960 okutuuka bwe yafa mu 1966.

Amagye nga gazinzeeko enfo omubadde mutenderwa ababbi mu kibira kye Kapcheli.

Amagye galwanaganye n'ababb...

Mu kikwekweto ekyakoleddwa amagye ne poliisi, baazingizza ekibira ky'e Kapcheli abazigu bano mwe babadde beekweka...

Emmotoka ng'eno erina okuba n'ebiwandiiko ku ngeri gye yafunamu akabenje.

Buli mmotoka eyagwa ku kabe...

Minisitule y'eby’enguudo n'entambula esabiddwa okubaga amateeka mwe bagenda okuvunaanira buli muntu anasangibwa...

Omubaka Ocan ng'akwasa Kalidinaali ebirabo.

Kalidinaali asiimye Omubaka...

KALIDINAALI Emmanuel Wamala alabiseeko mu lujjudde oluvannyuma lw’ebbanga ng’abantu bamwebuuza. Kalidinaali okulabikako...