TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Mzee alaajanye: 'Sibadde mubbi waalulango naakayiga'

Mzee alaajanye: 'Sibadde mubbi waalulango naakayiga'

Added 21st February 2017

POLIISI y’e Bugoloobi ekutte paasita agambibwa okufera abantu ng’abalimbalimba bw’agenda okubawonya ebirwadde n’abambulamu engoye.

LAMEKA Ssemakula Sserule 55, (waggulu) omutuuze w'e Nakigalala 'B' mu Wakiso ng’asiika mandaazi akwatiddwa poliisi y'e Kajjansi nga bamulumiriza okubba ente ya GodfreyWannume ssentebe wa Kajjansi 'C'.

Kigambibwa nti nga February 14, 2017 e Kajjansi, Ssemakula yabba ente eyaWannume n'agenda mu lufula ng'agyagalamu akakadde kamu.

Wabula baba tebannaba kumukwasa ssente ne wabaawo abaamutemyako nti, poliisi emunoonya ne yeemulula n'ayotta. Ssemakula yagambye tabadde mubbi yatandise butandisi.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Paasita Ssenyonga ng'ayogerera mu lukung'aana lwa bannamawulire

Paasita Ssenyonga atuuzizza...

Ayogedde ku mugenzi nga abadde nabbi ow'obulimba , omukabassanyi w'abakazi era nga waafiiridde abadde awerebye...

Omugenzi Col Shaban Bantariza

Col Bantariza afudde Covid1...

Gavumenti ekakasizza nti omugenzi Col. Shaban Bantariza yafudde kirwadde kya Covid 19.

Akulira emizannyo mu Poliisi, AIGP Andrew Sorowen ng’ayambaza Cheptegei ennyota.

Poliisi eyongedde Cheptegei...

OMUDDUSI Joshua Cheptegei ayongedde okugwa mu bintu, ekitongole kya Poliisi bwe kimulinnyisizza eddaala ne kimuwa...

Abagoberezi ba Paasita Yiga...

Abagoberezi ba Paasita Yiga Mbizzaayo beeyiye ku ddwaaliro e Nsambya okukakasa oba ddala kituufu omutuufu waabwe...

Emiranga n'ebiwoobe bisaani...

Emiranga n'ebiwoobe bisaanikidde ekkanisa y'omusumba Yiga eyavudde mu bulamu bw'ensi. ...