TOP

Ababadde banyakula amasimu g'abayizi e Makerere babakutte

Added 23rd February 2017

Abakulira ebyokwerinda mu Yunivasite e Makerere bakutte abavubuka ababadde banyakula obusawo n'essimu z'abagenyi abazze mu matikkira g'abayizi e Makerere.

Abakwate nga bali ku mpingu. EKIF: JUDITH NALUGWA

Abakwate nga bali ku mpingu. EKIF: JUDITH NALUGWA

BYA JUDITH NALUGWA
 
 
Abakwate kuliko; Andrew Baguma ow'e Lubaga, Fred Kasujja w'e Kiteezi, Abu Maliki avudde Mayuge, Duncan Nsubuga ne Senabulya Fred ab'e Wandegeya.
 
Akulira ebyokwerinda ku ttendekero lino, Jackson Mucunguzi agambye nti abakwate beerimbise mu kutunda ebintu omuli ebimuli by'abatikkiddwa kyokka nga tebaweereddwa lukusa lubayingiza mu Yunivasite.
 
Mucunguzi ategeezezza nti bano baakutwalibwa mu kkooti bakolebweko amateeka.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Omusango gwa Kibalama gulek...

OMUSANGO gwa Moses Kibalama ogw’obwannanyini bw’ekibiina kya NUP gwakusalwa nga October 16. Kyokka we banaagusalira...

Kibalama

Kibalama ayogedde lwaki yak...

EYALI Pulezidenti w’ekibiina kya National Unity and Reconciliation Party (NURP) Moses Nkonge Kibalama, agamba nti...

Owa North Korea yejjusizza ...

AMAGYE ga North Korea okutta munnansi wa South Korea gwe baasanze abuuse ensalo ng’ali mu mazzi gaabwe biranze....

Omukungu wa Twaweza ng'annyonnyola

Aba Twaweza bafulumizza ali...

LEERO Mande September 28, 2020 giweze emyaka 15 nga Uganda eyisizza etteeka erikkiriza abantu okufuna amawulire...

Amaka ga Seya Sebaggala

Seya alese omukululo mu byo...

EBYOBUFUZI ebyali bibuutikiddwa abayivu, Seya yabikyusa n’abiyingizaamu n’abantu ba wansi abaali beerabiddwa.