TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Rev. Amos Friday atuuziddwa ku bwawule bwa All Saints e Masaka mu Nnyendo

Rev. Amos Friday atuuziddwa ku bwawule bwa All Saints e Masaka mu Nnyendo

Added 6th March 2017

Rev. Amos Friday atuuziddwa ku bwawule bwa All Saints e Masaka mu Nnyendo

 Rev. Amos Friday omuggya

Rev. Amos Friday omuggya

Maria Nakyeyune

Abakulisitaayo mu bulabirizi bwa West Buganda basabiddwa okukozesa obulungi obudde buno obw'ekisiibo nga beewala okukola ebikolwa ebitali bya Bwa Katonda, ssaako n'okweyagayirira kibayambeko okwezza obuggya mu nsi ey'omwooyo.

 

Obubaka buno buweereddwa Dean w'obulabirizi bwa west Buganda Rev. Fredrick Kayondo bw'abadde atuuze omwawule omuggya Rev. Amos Friday  ow'obusumba bwa All Saints Church e Masaka mu Nyendo.

 

Rev. Kayondo asabye Omwawule omuggya okusabira abantu abaweddemu  essuubi wamu n'abatubidde mu bikolwa bya Sitaani omuli obubbi, okweraguza, obusezi n'ebirala basobole okudda eri Katonda.

 

Abakulisitaayo b'obulabirizi buno basonze ensimbi obukadde 10 ez'okugula emmotoka y'obulabirizi era nga yakuyambako omwawule okutambuza obulungi emirimu gy'ekkanisa.

 

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Mwanje (wakati) nga "bamunywedde"

Ofiisa munsonyiwe nva kuziika!

MAKANIKA eyeeyise owa poliisi bamukutte n’alwanagana n’abaserikale ng’agamba nti tebalina kye bayinza ku mukola....

Abawawaabirwa, Christine Guwatudde Kintu, Joel Wajala , John Martin Owor  ne Lutimba Kyeyune Fred Martin nga bali mu kaguli

Bana basimbiddwa mu kkooti ...

Abakungu bana okuva mu ofiisi ya Ssaabaminisita abavunaanibwa okulya eza COVID19 basindikiddwa mu kkooti ewozesa...

Sazir Lumala disitulikiti Kaadi w'e Mukono ng'ayogera n'abamawulire ku poliisi e Mukono.

Disitulikiti Kaadi w'e Muko...

Bya ERIC YIGA POLIISI e Mukono ekutte disitulikiti Kaadi waayo Sheikh Sazir Lumala naggulwako omusango gw'okukozesa...

Abasiraamu balabuddwa okuko...

BYA JAMES  MAGALA  Kino kidiridde Poliisi okuyoola abasiraamu 25 e Mpingi nga bagambibwa okuba abayeekera mu...

Bagudde ku mulambo gwa mutu...

Abatuuze b'e Kawaala zooni 2 mu divizoni y'e Rubaga baguddemu ekyekango bwe basanze mutuuze munnaabwe nga yafiridde...