TOP
  • Home
  • Agawano
  • Babakutte ne bookisi za doola ez'ebicupuli

Babakutte ne bookisi za doola ez'ebicupuli

Added 7th March 2017

POLIISI mu disitulikiti y’e Kayunga ekutte abasuubuzi basatu mu bufere bwa doola.

 Kakoba, Mukisa ne Mukasa abaakwatiddwa.

Kakoba, Mukisa ne Mukasa abaakwatiddwa.

POLIISI mu disitulikiti y’e Kayunga ekutte abasuubuzi basatu mu bufere bwa doola.

Bano kuliko; Stephen Kakoba ow’e Namasuba ng’asuubula byennyanja, Emmanuel Mukisa omusuubuzi w’emmwaanyi e Kangulumira ne Ssaalongo Eric Mukasa ow’e Kyengera.

Baabakutte ne bookisi nga zijjudde doola ez’ebicupuli wamu n’akadomola k’amazzi ge bagamba nti ge bakozesa okunaaza doola ne zifuuka entuufu.

Mukisa abadde yeeyita faaza era ng’ayambala koola n’omudaali omuwanvu.

Akulira bambega ba poliisi e Kayunga, Maliserino Mulema yagambye nti abasajja bano baliimisa abagagga ne babafera. Yagambye nti baakuvunaanibwa.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Eyabbye enkoko bamukubye mi...

Abatuuze baamukubye emiggo wabula nga bw’alaajana ng’agamba nga bw’atali mubbi ng’enkoko baagimuwadde buwi.

Bannakawempe mukolere okweg...

MINISITA omubeezi ow'ebyensimbi n'ebibiina by'obwegassi akubirizza BannaKawempe ne Kampala Central obuteemalira...

Aba NRM balidde mu kalulu k...

E Mpigi embiranye ebadde ku kifo kya Ssentebe w’abavubuka wakati wa munna NRM, Manisoor Muluya ne Ronald Kaleebu...

Ssekandi nga y'akamala okwewandiisa.

Abavuganya Ssekandi baagala...

ABAVUGANYA omumyuka wa Pulezidenti bamutaddeko amaanyi okumusuuza ekifo ky’omubaka wa Palamenti e Masaka. Kigambibwa...

Akatale k'e Wandegeya nga bwe kafaanana.

Abasuubuzi b'e Wandegeya be...

ABASUUBUZI mu katale k’e Wandegeya bagambye nga bwe bagudde mu lukwe lwa ssentebe waabwe, Jonathan Gitta okwagala...