TOP

Abakozi b'awaka babakutte mu bubbi

Added 9th May 2017

POLIISI y’e Ggaba ekutte abakozi ba waka abagambibwa nti beekobaanye ne babba ebintu bya bakama baabwe ebibalirirwamu 800,000/-.

 Abaakwatiddwa n’ebibbe.

Abaakwatiddwa n’ebibbe.

Agnes Mudondo 40 ne Suzan Chamune 20 be baakwatiddwa oluvannyuma lwa bakama baabwe okubateebereza nti balina enkolagana n’ababbi abaabalumbye ne banyaga ebintu by’omu nnyumba.

Abakwate babadde bakozi mu maka g’omusuubuzi w’emmotoka ku luguudo lwa Lumumba Avenue Denis Waiswa ne Faridah Nanyonga ab’e Ggaba Mission Zooni.

Waiswa yagambye nti abakozi baamuyise nti bawulidde abasala eddirisa era yagenze okutuukawo nga batutte ebintu by’omu nnyumba. Wabula yakizudde ng’abakozi baabadde mu lukwe ne bakwatibwa.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Poliisi ng’eteeka ekiwuduwudu ky’omulambo gwa Kadiidi (mu katono) ku kabangali yaayo.

Akkakkanye ku jjajjaawe n'a...

Entiisa ebuutikidde abatuuze ku kyalo Rwengwe II ekisangibwa mu ggombolola y’e Kinkyenkye, mu disitulikiti y’e...

Poliisi ekyanoonyereza ku b...

OMWOGEZI w’ekitongole kya poliisi ekinoonyereza ku buzzi bw’emisango, Charles Twine yagambye nti okunoonyereza...

Kenzo ne banne. Mu katono ye Bobi Wine

Kiki ekiri emabega wa Kenzo...

Lubega agamba nti ekintu kya Kenzo kyapangibwa aba People Power okumusosonkereza nga bamujooga aggweemu essuubi...

Kenzo bye yayogedde ku Bobi...

Waliwo ne Bannayuganda abali emitala w’amayanja naddala Dubai abaamusabye aleme kuddamu kulinnya mu nsi zaabwe...

Nnawasa omubanda n'antamya ...

NZE Naboth Nuwagira, 27, mbeera Kitintale. Obulamu bwange bwonna eby’abakyala saabiwanga nnyo budde nga nnoonya...