TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Omukijaaji bamukutte namayinja ga minzaani agatawera mu gambuutusi

Omukijaaji bamukutte namayinja ga minzaani agatawera mu gambuutusi

Added 23rd May 2017

OMUKINJAJI gwe bakutte n’amayinja ga minzani agekicupuli ng’agakozesa okupimira bakasitomabe ennyama etawera alajanide abakulembeze bamusonyiwe

 Omukinjaaji Musa Kisitu  (asaziddwako) eyakwatiddwa namayinja ga minzaani agatawera ng'agakwese mu gambuutu

Omukinjaaji Musa Kisitu (asaziddwako) eyakwatiddwa namayinja ga minzaani agatawera ng'agakwese mu gambuutu

BYA MOSES KIGONGO

OMUKINJAJI gwe bakutte n’amayinja ga minzani ag'ekicupuli ng’agakozesa okupimira bakasitoma ennyama etawera alajanide abakulembeze bamusonyiwe.

Eyakwatidwa ye  Musa Kisitu omu ku bakinjaji abakolera mu katale ke Kabowa nga yasangiddwa n'amayinja ga minzani agatawera nga gano agakwese mu gambuutusi gya gajja okupima ennyama.

Bino byabade Kabowa ku Mande emisana abakulembeze b'ekibiina kya Kampala Butcher Traders Association (KABUTA) ekigatta abasuubuzi b'ennyama mu Kampala abakulembeddwa Musa Ssenabulya bwe bakutte Kisitu ng’agezaako okupimira bakasitoma ennyama etawera kyokka bwe yalabye abakulembe bekibiina kye nagezako okugakweka mu gambutusi.

Bano bamukase okugyayo amayinja gonna ge yabadde akukulide ng’eno bwe bamulagira okulinya kabangali gye bagiddko kyokka n'abegayirira ng’eno bwalayira obutadamu kwenyigira mu bufere bwokupimira bakasitoma ennyama etawera.

Bano basoose ne bamulemerako kyokka oluvanyuma lwokumukozesa endagaano bamutadde. gwe bakutte n’amayinja ga minzani agekicupuli ng’agakozesa okupimira bakasitomabe ennyama etawera alajanide abakulembe nebamusonyiwa wakati mu kumuteekako okubwakulizo obukakali.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Avuganya Ssekandi ku ky'omu...

RICHARD SEBAMALA avuganya omumyuka wa Pulezidenti, Edward Kiwanuka Sekandi ku babaka bwa Palamenti obwa Bukoto...

Lubega

Ebikonde sibyevuma - Lubega

OMUGGUNZI w'ehhuumi, Joey Vegas Lubega annyuse ebikonde oluvannyuma lw'emyaka 23 bukya alinnya kigere kye ekisooka...

Donald Trump

Trump alemeddeko ku by'akal...

EBY’AKALULU ka ssaayansi byongedde Donald Trump n’ategeeza nga bw’ali omusajja omukulu atayinza kukkiriza kuleka...

Paapa eyawummula Joseph Aloisius Ratzinger

Paapa Joseph Aloisius Ratzi...

PAAPA Benedict XVI eyawummula ng’amannya ge ag’obuzaale ye Joseph Aloisius Ratzinger muyi. Ratzinger 93 obulwadde...

Abaabadde balambula ppaaka ekolebwa.

Abakola ppaaka enkadde bale...

Bakansala ba KCCA abatuula ku kakiiko akateekerateekera ekibuga n’okuzimba nga bali wamu n’abakugu baalambudde...