TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Ekibiina ky'obwannekyewa kidduukiridde ba maama abafiira mu ssanya

Ekibiina ky'obwannekyewa kidduukiridde ba maama abafiira mu ssanya

Added 7th June 2017

Ekibiina ky'obwannekyewa kidduukiridde ba maama abafiira mu ssanya

Ebimu ku bintu ebigabiddwa

Ebimu ku bintu ebigabiddwa

EKITONGOLE kyobwannakyewa ekya Brick by Brick mu nkola yaakyo eyokutaasa abaana n'abakyala abafiira mu ssanya ekya  Baby And Mothers Alive (BAMA) kiwaddeyo ebikozesebwa mu waadi z'abakyala abazaala mu ku kaweefube w'okutaasa abaana n'abakyala abafiira mu ssanya e Rakai.

Akulira ekitongole kino Dr. Hellena Nakintu agambye nti ebintu bino ebibalirirwaamu obukadde 200 biweereddwa amalwaaliro g'okumagombolola n'emiruka e Rakai ng'eno okunoonyereza kubadde kulaga nti abakyala bangi baafiira mu malwaliro gano olwebbula ly'ebikozesebwa.

Ebintu okuli ebitanda,Ebyuma by'omukka gwa Oxygen,Ppamba, ne kalonda omulala byebiweereddwaayo ku mukolo ogubadde ku kitebe ky'ekitongole kino e Kaliisizo.

Amyuka ssentebe wa disitulikiti ye Rakai Agnes Namusiitwa alabudde abasawo okwewala okubba ebintu bino okubitwala mu malwaliro gaabwe n'agamba nti bino ng'abakulembeze bagenda kusigala nga balondoola era tebaagala kuddamu kuwulira mukazi afiiridde mu ssanya olw'okubbula ly'ebikozesebwa ate nga bibaweereddwa mu bungi.  

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Omusumba Joel Kakembo akunz...

Omusumba Joel Kakembo owa Mt. Zion Church Gayaza era akulira Upper Room Pastors Network, akubirizza abasumba okwetaba...

Abatuuze mu lukiiko.

Nnamukadde yeekubidde enduu...

Nnamukadde Teddy Nakirijja 75, nnamwandu w'omugenzi Disan Mukasa yeekubidde enduulu mu ofiisi y'omukulembeze w'eggwanga...

Omubaka Kabanda ng'ayogera eri abaddusi.

'Muwagire nnyo enteekateeka...

OMUBAKA omukyala owa Masaka mu Paalamenti, Mary Babirye Kabanda emisinde gy'amazaalibwa ga Kabaka agisimbudde n'abaddusi...

Amuriat (owookusatu ku ddyo) ne banne nga batudde mu luguudo wakati.

Wano nvaawo na guleeda - Am...

Wabaddewo akanyoolagano wakati w'akwatidde FDC  bendera okuvuganya ku bwapulezidenti, Patrick Oboi Amuriat ne Poliisi....

Ssaabasumba ng'akwasa Omukristu Bayibuli. (Ebif. Ponsiano Nsimbi)

Abavubuka mukomye okukola e...

SSAABASUMBA w'Essaza ekkulu erya Kampala, Dr. Cyprian Kizito Lwanga alabudde abavubuka  okukomya okukola effujjo....