TOP
  • Home
  • Agebwelu
  • Mutabani wa Gaddafi ayimbuddwa okuva mu kkomera

Mutabani wa Gaddafi ayimbuddwa okuva mu kkomera

Added 12th June 2017

MUTABANI w’omugenzi Col. Muammar Gaddafi, Saif al-Islam Gaddafi ayimbuddwa oluvannyuma lw’emyaka mukaaga mu kkomera.

 Saif al-Islam Gaddafi

Saif al-Islam Gaddafi

MUTABANI w’omugenzi Col. Muammar Gaddafi, Saif al-Islam Gaddafi ayimbuddwa oluvannyuma lw’emyaka mukaaga mu kkomera.

Muamar Gaddafi yattibwa October 20, 2011.

Saif al-Islam Gaddafi 44, yayimbuddwa ku Lwomukaaga okuva mu kkomera ly’omu kitundu ky’e Zintan gye yali yakwatibwa nga November 19, 2011 n’aggalirwa ekibinja ky’abalwanyi Abu Bakr al-Siddiq Battalion abaasalawo obutamuwaayo mu mikono gya gavumenti efuga Libya.

Ekiwandiiko ekyafulumiziddwa ab’ekibinja kya Abu Bakr al-Siddiq Battalion ekifuga Zintan, kyategeezezza nti Saif yayimbuddwa oluvannyuma lw’olukiiko lwa Palamenti ey’omu kitundu ekyo okumuwa ekisonyiwo atandike obulamu obupya.

Saif yavudde e Zintan mu buvanjuba bwa Libya n’adda mu kibuga al-Bayda Zity city mu bugwanjuba bwa Libya.

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Omugagga Ham eyakulembeddemu bannanyini bizimbe mu lukiiko ne Amelia Kyambadde

Bannanyini bizimbe balemedd...

AKAKIIKO kebassaawo okubaga ebinaagobererwa kisobozese okuggulawo akeedi z’omu Kampala kamalirizza lipooti eno...

Jackson Musisi kitunzi w'essaza lya Gomba ku kkono ng'akwasa Mansoor Kamoga obuvunaanyizibwa bw'essaza

Aba ttiimu y'essaza lya Gom...

OLUVANNYUMA lw’ Essaza lya Gomba okusaasaanya ssente empitirivu mu kugula abazannyi, abakungu baalyo bafunyemu...

Omutendesi Bamweyana ng'assa ku ndagaano omukono

Omutendesi Bamweyana olwega...

OMUTENDESI omuggya owa Wakiso Giants FC mu Star times Uganda Premier League, Douglas Bamweyana asuubizza omupiira...

Bryan White kati asizza ku ku byuma

Bryan White mulwadde muyi: ...

Bryan White mu kiseera kino asizza ku byuma amaze wiiki biri mu ddwaaliro ly'e Nakasero kyokka embeera ye ekyagaanye...

Kato Lubwama nga tebannamulongoosa

Omubaka Kato Lubwama bamulo...

OMUBAKA Kato Lubwama ( Lubaga South) amaze essaawa ssatu mu sweeta ng'abasawo bamulongoosa n'okumwekebegya omulundi...