TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Abalemedde ku nvuba embi mu Greater Masaka bubakeeredde-Minisita Ssempijja

Abalemedde ku nvuba embi mu Greater Masaka bubakeeredde-Minisita Ssempijja

Added 18th June 2017

Abalemedde ku nvuba embi mu Greater Masaka bubakeeredde-Minisita Ssempijja

 Minisita ng'ayogera ku nsonga z'envuba embi mu bitundu by'e Masaka

Minisita ng'ayogera ku nsonga z'envuba embi mu bitundu by'e Masaka

MINISITA w'ebyobulimi,Obulunzi n'obuvubi Vincent Bamulangaki Ssempijja abantu bonna abakozesa emyalo egitali ku mulembe mu Greater Masaka n'ategeeza nti gyonna gigenda kuggalwa wakati mu kaweefube wookutaasa ennyanja.
 
 
Ssempijja era alabudde n'abagagga e Masaka abakyalemedde ku kuvuba n'ok utunda obw'ennyanja obuto nti baakukolwako namaanyi.
 
Ssempijja agambye nti bangi ku bano berimbika mu NRM era bwegutuuka ku kusonda ssente ku nsonga za NRM ne bawaayo nnyingi beegule obuganzi n'agamba nti amateeka galina okubakwatako ewatali ku batya yadde bakola bino okugulirira abakwasisa amateeka.
 
Alabudde nga bw'agenda okusimba amakanda mu Masaka asooke abbulule ennyanja era n'alabula abantu abeenyigira mu nvuba embi nti bubakeeredde.
 
Minisita Ssempijja waaviriddeyo okwogera bino ng'abavubi ku myalo e Masaka ba kaaba olw'amaggye agaateekebwaawo Pulezidenti Museveni okutaasa ennyanja okubaasiza amaato kwe babadde bavubira n'okwokya obutimba ssaako n'abamu okubayisaako kibooko zennyini
 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Ttakisi yasibidde ku mulyango gwa ssomero.

Babiri bafi iridde mu kaben...

ABANTU babiri baafi iriddewo n’abalala musanvu ne batwalibwa mu malwaliro ag’enjawulo nga bafunye ebisago, ttakisi...

Eby'omulambo gwa Looya eyaf...

Bya Stuart Yiga OMULAMBO gwa munnamateeka Bob Kasango eyafiiridde mu kkomera e Luzira ku Lwomukaaga oluwedde...

Kaweesa owa Lubaga (ku kkono) ne Tumusiime owa Kampala Central n’ekiwandiiko.

Bakoze lipooti ku kugwa kwa...

ABAVUBUKA ba NRM mu Kampala, nga bakulembeddwaamu Mahad Kaweesa eyakwatira ekibiina kya NRM bendera ku Bwammeeya...

Loole ya UPDF okwabadde abajaasi eyagudde. Mu katono ye Lt. Wandera.

Abajaasi 50 bagudde ku kabenje

ABAJAASI ba UPDF 50 baagudde ku kabenje ne bafuna ebisago eby’amaanyi. Akabenje kaagudde Nabiswa ku luguudo oluva...

Mmande ne mukyala we.

Ssentebe Mande akiggadde

SSENTEBE wa Kijabijo B mu munisipaali y’e Kira, Hannington Sseruwu Mande bamujjukizza bye yayitamu ng’atokota mukyala...