TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Akabenje kasse omu e Kyotera munaana ne baddusibwa mu ddwaliro

Akabenje kasse omu e Kyotera munaana ne baddusibwa mu ddwaliro

Added 21st June 2017

Akabenje kasse omu e Kyotera munaana ne baddusibwa mu ddwaliro

 Omu ku basimattuse okufa ng'apooca n'ebiwundu ku kitanda e Kyotera

Omu ku basimattuse okufa ng'apooca n'ebiwundu ku kitanda e Kyotera

OMUNTU omu afiiriddewo mmotokka ya buyonjo Toyota Corona nnamba UAG 901 V bweyingiridde Fuso ebadde etisse ennyaanya namba UAW 498 X neegoya abalala 8!

Afudde ye Living Stone Mugerwa 35 abadde Ddeereva wa mmotoka ya buyonjo nga akabenje kagudde mu Kiseneyi Kisoma ku luguudo oluva e Kyotera okudda e Rakai.

Abasimattuse okufa bagenze n'ebiwundu omuli Isa Nkurunziza,Wycliff Twekwase,Badru Ssempijja ne Faith Nakayiwa n'abalala baddusiddwa mu ddwaaliro lya Kyotera Medical Centre ngabataawa!

 

 

Akulira poliisi ye Kyotera Patience Baganzi ategeezezza nti omugoba wa Fuso adduse kyokka bakyanoonyereza ku kabenje kano

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Omulimu gw'okuddaabiriza Nk...

Abaasomerako ku ssomero lya Nkumba P/S bayingidde omutendera ogw'okusatu mu kuddaabiriza ebizimbe ku ssomero lino...

UGANDA EKWATA KISOOKA MU AF...

OMUWANDIISI w'enkalakkkalira mu minisitule y'ebyobulamu Dr Diana Atwine abugaanye essanyu oluvanyuma lw'okufuna...

Joseph Nuwashaba ng'atwalibwa mu kkooti

Eyakwatibwa ku by'omwana ey...

Omusajja agambibwa okutemako omwana Faith Kyamagero ow'emyaka 4 omutwe aleeteddwa mu kkooti.

Omwana eyasalibwako omutwe ...

Omwana eyasalibwako omutwe e Masaka ne bagutwala ku Palamenti aziikiddwa

Ssebbumba eyakubiddwa lwa bubbi

Abadde mu jjaamu e Kawempe ...

Abadde mu jjaamu e Kawempe bamukubye mizibu