TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Omukyala awangudde empaka z'okulya n'awuniikiriza ababadde bamuwakanya!

Omukyala awangudde empaka z'okulya n'awuniikiriza ababadde bamuwakanya!

Added 22nd June 2017

Omukyala awangudde empaka z'okulya n'awuniikiriza ababadde bamuwakanya!

Grace ng'ali mu mpaka z'okulya

Grace ng'ali mu mpaka z'okulya

TAATA w’omwana wange  yankyawa lwa kulya nnyo oba muwakana mungulire omugaati  mulamba  n’obuugi .

 

Omuwala eyategeerekeseko erya Grace ng’akolera mu katale ka
baazirwanako  e Wandegeya ng’atunda caayi n’eby’okulya yewuunyisizza abantu bwe yeesowoddeyo n'agamba nti bba gwe yazaalamu omwana yamukyawa lwa kulya nnyo oba abawakana bamugulire omugaati , ebikopo by’obuugi bina , ebya caayi omukalu bisatu ,eby’obusera bibiri  n’amata ebikopo
bina .

 

Ababaddewo basoose kuwakana ng’abamanyi ali mu lwali oluvannyuma babimugulidde n’abalagirako bwereere obwedda alya omugaati  n'asitukamu n'azina bisobole okukka mu lubuto ayongereko ebirala.

Grace olwabimazeewo n’abagamba nti tawuliddemu bwe baba  bawakana bamugulire enkonko y’omukyuma .

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Loodi Meeya Erias Lukwago ngakyazizza dayirekita wa Kampala omuggya, Dorothy Kisaka

Loodi meeya akyazzizza dayi...

  Ababiri basoose mu kafubo mu ofiisi za Loodi Meeya okumala essaawa bbiri nga bateesa. Lukwago yamwanjulidde...

Gav't etandise okugabira Ba...

GAVUMENTI etandise okugabira Bannakampala masiki eziyamba okutangira ssenyiga omukambwe kyokka abamu ku ba LC abaazikwasiddwa...

Kazinda ng'aleeteddwa mu kkooti

Kazinda ayolekedde okuyimbu...

EYALI omubalirizi omukulu mu ofiisi ya Katikkiro wa Uganda Geoffrey Kazinda ayolekedde okuyimbulwa mu kkomera e...

Kitatta ng'ali mu kaguli ka kkooti

Abudallah Kitatta ayimbuddw...

Hajji Abudallah Kitatta eyali omuyima wa bodaboda 2010 ayimbuddwa okuva mu kkomera gy'amaze emyaka 3.

Avuganya Ssekandi ku ky'omu...

RICHARD SEBAMALA avuganya omumyuka wa Pulezidenti, Edward Kiwanuka Sekandi ku babaka bwa Palamenti obwa Bukoto...