TOP
  • Home
  • Amawulire
  • Nnyina wa Mulindwa Muwonge ayogedde: 'Mutabani yasoose kumpeereza ssente ngulemu ettooke'

Nnyina wa Mulindwa Muwonge ayogedde: 'Mutabani yasoose kumpeereza ssente ngulemu ettooke'

Added 20th July 2017

Nnyina wa Mulindwa Muwonge, Maria Namagembe akungubagidde mutabani we era akumye olumbe mu makaage agasangibwa mu zooni ya Mukudde mu kibuga Nnyendo - Masaka.

 Maria Namagembe, nnyina wa Mulindwa Muwonge. EBIFAANANYI BYA JOHN BOSCO MULYOWA

Maria Namagembe, nnyina wa Mulindwa Muwonge. EBIFAANANYI BYA JOHN BOSCO MULYOWA

Agambye nti Mulindwa yasoose kumuweereza ssente n'amugamba agulemu ettooke n'ekyennyanja alyeko ng'akyali mulamu.

Agamba nti bwe yamubuuziza lwaki akimugambye atyo Mulindwa Muwonge n'aggyako essimu era oluvanyuma lw'ennaku ntono bamubikidde bubukizi ssimu nti afudde.

Omulambo gugenda kusooka kutwalibw amu maka ga nnyina oluvanyuma beeyongereyo e Mwaalo-Kyabakuza gy'agenda okuziikibwa ku ssaawa kkumi.

 

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Omusajja yansuulawo ng'omwa...

Nze Scovia Twetise 28, mbeera Bulamu-Gazaya, Texas. Mu 2005, nalina emyaka 15 omusajja yantuukirira n’ahhamba nti...

Eyagenda okusoma ddiguli e ...

Talina mpapula kw’akolera era agamba tasobola kudda kubanga bw’adda taddayo

Abatudde okuva ku kkono; Godfrey Nyola, Saul Kizito, Isaac Ngobya ne Pasita Paul Musisi ate abayimiridde okuva ku kkono; Kennedy Lubogo, Edward Baguma, Jimmy Ssekandi

Aba 'Former Footballers In...

Abaaguzannyako abaabaddewo kuliko; Saul Kizito (Nile FC), Isaac Ngobya (Bell), aba Express okuli Kennedy Lubogo,...

Kamaanyi eyatolosa Ssekabak...

Dan Kamaanyi, eyatolosa ssekabaka Muteesa II ekibabu kya Milton Obote eyalumba olubiri mu 1966 ng'ayagala okumutta,...

Muyigire ku bajulizi abakki...

MUK'OMULABIRIZI wa West Buganda Can.Elizabeth Julia Tamale y'ayigirizza mu kusaba okw'okujjukira abajulizi ba...