TOP

Omwana w'omugenzi Kaweesi abatiziddwa

Added 6th August 2017

Omwana w’eyali omwogezi wa poliisi mu ggwanga Omugenzi Andrew Felix Kaweesi ng’ono yazaliibwa oluvanyuma lwa kitaawe okuttibwa abatiziddwa ne bamubbulamu amaanya ga kitaawe.

 Annette Kaweesi n'omwana Andrew Felix Kaweesi Jr abatiziddwa

Annette Kaweesi n'omwana Andrew Felix Kaweesi Jr abatiziddwa

Bya John Bosco Mulyowa

Omwana w’eyali omwogezi wa poliisi mu ggwanga Omugenzi Andrew Felix Kaweesi ng’ono yazaliibwa oluvanyuma lwa kitaawe okuttibwa abatiziddwa ne bamubbulamu amaanya ga kitaawe.

Omugenzi Afande Kaweesi

 

Ono abatiriziddwa ku maka g‘omuyambi w’omumyuka w’omukulembeze w’eggwanga Kityamuweesi Musuubire,nga mu maka gegamu ne Kawesi mweyakulira ku kyaalo Kamuzinda e Kyanamukaaka e Masaka.

 

Emikolo egy’okubatiza Andrew Felix Kaweesi Jnr gitandiise n’ekitambiro ky’emissa ekikulembeddwa omu ku bakuza b’omugenzi Kaweesi, Rev Fr.John Mary Lukyamuzi nga ku baddeko n’okubatiza abaana abasobye mu 50,okutongoza enkola ey’okubuulira enjiri ya Kristu mu nkola eya nyumba ku nyumba awamu n’okuggulawo ekifo omugenda okujjanjabirwa amannyo ku bwereere nga bino byonna bya kuwomebwamu omutwe aba Ebenezer Devotion Centre.

Kityamuweesi (mu kkanzu)

 

Omukolo ogwetabiddwaako naavunaanyizibwa ku mirimu mu state House Lucy Nakyobe Mponye ne n’omumyuka wa Gavana wa Banka enkulu Louis Kasekende

Lucy Nakyobe owa State house ng'ayogera ku mukolo

 

 

 

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Avuganya Ssekandi ku ky'omu...

RICHARD SEBAMALA avuganya omumyuka wa Pulezidenti, Edward Kiwanuka Sekandi ku babaka bwa Palamenti obwa Bukoto...

Lubega

Ebikonde sibyevuma - Lubega

OMUGGUNZI w'ehhuumi, Joey Vegas Lubega annyuse ebikonde oluvannyuma lw'emyaka 23 bukya alinnya kigere kye ekisooka...

Donald Trump

Trump alemeddeko ku by'akal...

EBY’AKALULU ka ssaayansi byongedde Donald Trump n’ategeeza nga bw’ali omusajja omukulu atayinza kukkiriza kuleka...

Paapa eyawummula Joseph Aloisius Ratzinger

Paapa Joseph Aloisius Ratzi...

PAAPA Benedict XVI eyawummula ng’amannya ge ag’obuzaale ye Joseph Aloisius Ratzinger muyi. Ratzinger 93 obulwadde...

Abaabadde balambula ppaaka ekolebwa.

Abakola ppaaka enkadde bale...

Bakansala ba KCCA abatuula ku kakiiko akateekerateekera ekibuga n’okuzimba nga bali wamu n’abakugu baalambudde...