TOP

Yiino ensasula empya abalamuzi gye baagala

Added 28th August 2017

Abalamuzi baagala emisaala gyabwe girinnyisibwe gisobole okugya mu kitiibwa n’obuvunaanyizibwa bwabwe.

 Ssaabalamuzi Bart Magunda Katureebe

Ssaabalamuzi Bart Magunda Katureebe

Ssaabalamuzi afuna obukadde 20 atuuke ku bukadde 55 buli mwezi.

  • Omumyuka wa Ssaabalamuzi okuva ku bukadde 18 okudda ku 53.
  • Akulira Abalamuzi (Principle Judge) okuva ku 10 okudda ku 50.
  • Abalamuzi ba kkooti ey’oku ntikko okuva ku bukadde 9.6 okudda ku 34.
  • Abalamuzi ba kkooti ejulirwamu okuva ku bukadde 9.3 okudda ku 33.
  • Abalamuzi ba kkooti enkulu okuva ku bukadde 9 okudda ku 31.
  • Omuwandiisi omukulu wa kkooti okuva ku bukadde 4 okudda ku 27.
  • Omuwandiisi wa kkooti okuva ku bukadde 4 okudda ku 23.
  • Omuyambi w’omuwandiisi wa kkooti okuva ku bukadde 3 okudda ku 20
  • Chief Magistrate okuva ku bukadde 2 okutuuka ku 17.
  • Principal Magistrates Grade one okuva ku bukadde 2 okudda ku 14.
  • Senior Principle Magistrate Grade one okuva ku bukadde 2 okudda ku 14.
  • Senior Grade one Magistrate okuva ku kakadde 1.5 okutuuka ku 2.9

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Endabika ya Rema ecamudde a...

BAATANDISE ku Lwakutaano ku Idd, ng'amba abawagizi nga beebuuza engeri sereebu waabwe gy’ajaguzaamu olunaku engeri...

Aba Ebonies bagaanyi Corona...

Dr. Bbosa (mu katono) ng'amannya ge amatuufu ye Sam Bagenda yasinzidde ku mukolo gw'okutongoza enkola empya mwe...

Tanga Odoi ng’ayogera eri bannamawulire ku Lwokubiri.

NRM eggaddewo okugaba ffoom...

AKAKIIKO k'ebyokulonda mu NRM kalagidde buli ayagala obubaka bwa Palamenti n'obwassentebe bwa disitulikiti okusooka...

Bamwenda ng'ayogerako eri abamawulire e Najjanankumbi.

Aba FDC bali mukusoberwa

OKUSOBERWA kweyongedde mu kibiina kya FDC ku muntu anaakwatira ekibiina bendera ku kifo ky'Obwapulezidenti. Eggulo...

Ssekabira

Ebyapa bya bbanka ezaggalwa...

OMUKUNGU wa bbanka enkulu Benedict Ssekabira ayolekedde okukwatibwa olw'okuziimula simanisi za poliisi okwennyonnyolako...