TOP

Omuliro gusaanyizzaawo emmotoka e Bwaise

Added 28th August 2017

Omuliro gusaanyizzaawo emmotoka e Bwaise

 Ezimu ku mmotoka ezaasangiddwa mu Garage ezaayidde omuliro

Ezimu ku mmotoka ezaasangiddwa mu Garage ezaayidde omuliro

OMULIRO ogutannaba kutegeerekeka gye guvudde kusaanyizzaawo Garage e Bwaise n'ebintu ebibalirirwamu obukadde 150 ne bisaanawo.

Omuliro guno gubaluseewo mu kiro ekikeesezza olwaleero era nga ssentebe wa Garagi ya Ssenkulumu esangibwa ku luguudo lwa Mambule okumpi ne woofiisi y'omubaka wa Pulezidenti e Kawempe, ategeezezza nti ekituufu ekivuddeko omuliro guno tekinnategeererkeka wabula ekibayambye nti Polisi ezze mangu n'esobola okubaako ebintu by'etaasa era ne bagisaba ekola n'okunoonyereza basobole okuzuula ekyavuddeko omuliro ogwasaanyizzaawo ebintu byabwe.

Yayongeddeko nti mmotoka ezimu abasuubuzi babadde bakazisuubula nga ku mmotoka ezasanyeewo kw'abaaddeko za bakasitooma ababadde bazitutte okuzikanika ne ndala nga zitwaliddwayo okutundibwa nga mmotoka 16 mu bika ebyenjawulo okuli Premo , TX , Corona  190 , Cosa , Noah ne ndala

More From The Author

Emboozi z’omuwandiisi endala

Emboozi endala

Nakaayi ng'ali mu nsiike ne Nannyondo

Nakaayi yeebugira mpaka z'e...

MUNNAYUGANDA omuddusi Halima Nakaayi ali ku ssaala okulaba ng’emisinde gya ‘Diamond League’ gibeerawo mu kibuga...

Minista Haruna Kasolo ng'asomesa ku kwekulaakulanya n'enkozesa y'ensimbi za MYOOGA

Abatuuze b'ekira basomesedd...

MINISITA omubeezi akola kunsonga z'ebibiina byobwegassi Kyeyune Haruna Kasolo, akubiriza abantu okwebereramu nga...

Aba Twaweza bafulumizza ali...

KUNOONYEREZA kuzudde nti ab’enganda okusaba abantu babwe sente okubayambako okuvvuunuka embeera kifuuse kyabulijjo...

Mwanje (wakati) nga "bamunywedde"

Ofiisa munsonyiwe nva kuziika!

MAKANIKA eyeeyise owa poliisi bamukutte n’alwanagana n’abaserikale ng’agamba nti tebalina kye bayinza ku mukola....

Abawawaabirwa, Christine Guwatudde Kintu, Joel Wajala , John Martin Owor  ne Lutimba Kyeyune Fred Martin nga bali mu kaguli

Bana basimbiddwa mu kkooti ...

Abakungu bana okuva mu ofiisi ya Ssaabaminisita abavunaanibwa okulya eza COVID19 basindikiddwa mu kkooti ewozesa...